TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omukyala kw’omanyira nga laasitiika zo zitandise okulagaya

Omukyala kw’omanyira nga laasitiika zo zitandise okulagaya

By Musasi wa Bukedde

Added 24th April 2019

Ekimu ku biraga laasitiika eziragaye bwe bukyala okuyisa empewo. Bwe muba mu kaboozi omusajja n’afulumamu ogenda okuwulira ng’obukyala bulinga obubwatuka nga bw’owulira eddoboozi ng’omuntu akubye mu ngalo.

Ssenga1 703x422

Kino kituuka ku mukyala eyagaziwa era embeera eno ebeerawo nnyo naddala nga mubaddeko mu sitayiro ey’omusajja okusinziira emabega.

Ate oluusi empewo bugiyisa ne bw’aba teyeegasse asobola okubeera awo nga buli kiseera obukyala buvaamu empewo. Ate kino bwe kituuka ku mukyala ataakyalira nsiko gujabagira.

Laasitiika za mugaso kubanga ziyamba okumiima omusajja mu kiseera ky’akaboozi olwo buli omu n’aba ng’asobola okuwulira munne.

Omugaso ogwokubiri kwe kukuuma ebbugumu. Bw’osanga omukyala alina laasitiika nga zikyali ηηumu ate nga yakyalira bulungi n’ensiko ono abeera abuguma nnyo era omusajja bw’amugwako ayinza okumufi irako anti abeera muwoomu muzibu!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nwagi 220x290

Amazina n’ennyambala bizaalidde...

Amazina n’ennyambala Winnie Nwagi bye yayolesezza mu ndongo y'abayizi bimuzaalidde akabasa. Yeetondedde abazadde...

Kaputeeniwacranesonyangongaatonerakatikkiroomujoozigweyazannyiddemumuafcon1webuse 220x290

Abalina ebitone mukozese omukisa...

Abazannyi abalina kye mwekoledde muyambe ne bannammwe okwekulaakulanya nga bwe muteeka Uganda ku maapu

Naabagerekangaasomesaabaanamukisakaatewebuse 220x290

Abazade baakusomesebwa engeri y'okuyamba...

Okutendeka omwana mu Kisaakaate ate n'adda eka ng'abazadde tebamanyi ngeri ya kubalambikamu kubeera nga kwoza n'oyanika...

Yawenemunnengabakongolaenkoko1webuse 220x290

Mu kusala enkoko mwe ntandise bizinensi...

Emirimu gye nayitanga egy'abacaafu n'abataasoma mwe nfunye ssente ezinnyambye okutandika bizinensi endala n'okwetuusaako...

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo