TOP

Nkole ntya okufuna ag’emugga?

By Musasi wa Bukedde

Added 11th May 2019

GAGAANA okujja kubanga oba tofunye bwagazi. Obwagazi omukyala abufuna ssinga omusajja amunoonya bulungi, ssinga aba agenda kwegatta n’omuntu gw’ayagala era ssinga abeera mu mbeera nga mu bwongo talina kyalowooza okuggyako okulowooza ku kwegatta.

Ssenga1 703x422

KIVA ku ki ag’emugga okugaana okujja nga muli mu kisaawe? Nkole ntya okugafuna?

Kati ate oluusi abawala abamu batya okwegatta oba abalina ebirowoozo ebikyamu ku kwegatta nga bakiraba nga kya kivve.

Kati ebyo byonna bigaana omukyala oba omuwala okufuna obwagazi.

Twala obudde nga weebuuza ddala kiki kwe kiva? Otya kwegatta? Abasajja be weegatta nabo tobaagala?

Tebakunoonya bulungi? Obeerako ebirowoozo ng’ogenda okwegatta? oba birala. Naye nga buli mukyala oba omuwala alina obusobozi okufuna ag’emugga.

Wabula embeera omuwala oba omukyala gy’abeeramu n’ebibeera mu bwongo bisobola okumubuza ag’emugga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kola 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu, tukulaze...

OKUFAANANAKO Vanilla, abantu bangi baalima Moringa naye oluvannyuma ne bamutema yenna bwe baabulwa akatale era...

Abazibizi bayambye KCCA okusigala...

ABAZIBIZI ba KCCA okuli Peter Magambo ne Filbert Obenchan beetisse olunaku oluvanyuma lw'okuteebera ttiimu yaabwe...

Af09802412db404ba5f90092737e343c 220x290

Beeraze eryanyi mu mpaka za ddigi...

Bannayuganda bababuusizza 'ebibanda' mu mpaka za ddigi e Busiika

8501711138333059433538208315854187468423168o 220x290

Munnayuganda Joshua Cheptegei amenye...

Munnayuganda Joshua Cheptegei amenye likodi y'ensi yonna

Writer 220x290

Omusajja yeetugidde ku buko!

OMUSAJJA agenze ku buko mukyala we gw’alinamu abaana mwenda gye yanobera ne yeetugira ku muti.