TOP

Ensundo zinzita

By Musasi wa Bukedde

Added 14th May 2019

BAZE alina ensundo naye ndi mweraliikirivu. Ensundo zino teziyinza kunkwata? Nkole ntya?

Ssenga1 703x422

ENSUNDO bulwadde bwa kikaba era kitegeeza nti balo asobola okuzikusiiga.

Ate obuzibu abakyala bwe tulina nti, ssinga ofuna ensundo, kizibu okuziwona kubanga oluusi ozifuna mu bukyala nga balina kukulongoosa owone ate bbo abasajja zisobola bulungi okuwona.

Ekirala, omukyala ssinga ofuna ensundo, kiba kyangu okulwala kookolo wa nnabaana.

Yamba munno mugende mu ddwaaliro nga Mulago afune obujjanjabi. Nkubira ku ssimu eno, 0772458823 ndabe bwe nyinza okukuyamba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Note 220x290

Omugga Ssezzibwa guwagudde ne gutwala...

OMUGGA Ssezibwa gubooze ne gutwala omwana abadde agenze ne banne okuwuga. Omwana amazzi gwe gaatutte abadde agezaako...

Ramos4542051 220x290

Ramos mukoowu mu Real

Ramos yatudde ne pulezidenti Perez ne beegeyaamu ku by'okusigala kwe mu Real Madrid.

Kasirye1 220x290

Batadde kkamera 200 e Namugongo...

ABABADDE beesunga okukola effujjo e Namugongo bubakeeredde, abeebyokwerinda bwe baatadde kkamera ezisboba mu 200...

Vision Group etegese omudaala ttabamiruka...

OLWALEERO kkampuni ya Vision Group efulumya ne Bukedde etegese olukung'aana lw’okukubaganya ebirowoozo n’okusomesa...

Chelsealampard 220x290

Chelsea eswamye Lampard

Abakulira Chelsea tebaamatidde bukodyo bwa Sarri era banditandika okuyigga omutendesi omulala