TOP

Omulenzi wange yaba ki?

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2019

Lwaki omulenzi wange bwe tuva mu kikolwa obusajja bwe bubeera buzina nga bwe bwenyeenya? Kino kitegeeza ki?

Ssenga1 703x422

ABAKYALA bangi tebaagala kulaba kigenda mu maaso. Omusajja bw’afuna obwagazi, omusaayi guyingira mu misiwa egy’obusajja era ge maanyi g’ekisajja g’olaba.

Kati mu kwegatta, obusajja busigala bulina amaanyi olw’omusaayi oguba guyingidde mu misiuwa.

Kati bw’amala, omusaayi guno gulina okuddayo mu mutima. Era bwe guba guddayo mpola mpola, kwe kulaba ng’obusajja bunyenya.

Ate era omusaayi nga guyingira era bunyenya ndowooza kino tonnakyetegereza bulungi.

Kale wano tewali buzibu bwonna wabula mbeera ya butonde era basajja abasinga kino bakifuna.

Omusaayi teguyingira nga tewali kikyuka mu busajja.

Naye weebale kubeera mukyala eyeetegereza buli kintu. Kino kiyamba kubanga munno bw’abeera n’obulwadde bw’ekikaba, osobola okubulaba n’atabukusiiga.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Npc03webuse 220x290

Abavubuka bayambibwe mu byobulamu...

Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu...

Coffeetree1webuse 220x290

Alina omusaayi omutono muwe amazzi...

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Camavingajpg111 220x290

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Ssuubikazimba 220x290

Abakrisitaayo balabuddwa okulwa...

ABAKRISTAAYO balabuddwa okukomya okumala obudde bwonna mu masinzizo nga balindirira Katonda okubakolera ebyewuunyo...

Mbvsmpindi1web002web 220x290

Abembogo beewaanye bwe bagenda...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu...