TOP

Ensundo ya muganzi wange entiisa

By Musasi wa Bukedde

Added 25th May 2019

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti atya okumulongoosa. Ateeseko buli kintu naye yeeyongera kukula. Ensundo eno empisa bubi nga twegatta, Nkoze ntya?

Ssenga1 703x422

ABANTU bangi batya okugenda mu sweeta oba okubalongoosa. Naye ng’ensundo ezo sirowooza nti bazirongoosa, okuggyako ng’omusawo gw’olabye si mukugu.

Ensundo ezo ku mubiri baziteekako eddagala ne zikutuka mpola mpola. Ate oluusi waliyo n’eddagala ly’ekinnansi nalyo liyamba ku nsundo ezo.

Munno ayinza okuba ng’amanyi nti bw’aba n’ensundo alina kulongoosebwa. N’ekirala ensundo ezisinga ziwona zokka era ogenda okulaba nga teriwo.

Naye bw’olaba ng’ekuze, kitegeeza olina okulaba omusawo kubanga oyinza okulowooza nti nsundo nga kintu kirala.

N’ekirala ayinza okugikusiiga nga mwegatta ssinga oba n’akabwa.

Alina okugenda mu mu ddwaaliro alabe omukugu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embuutu1 220x290

Ekivvulu ky’Embuutu y’Embuutikizi...

Buli ayingira mu Mbuutu y’Embuutikizi ajja kuvaayo n’ebirabo.

Kapyata1 220x290

Baminisita b’e Mmengo babayiyeemu...

BAMINISITA ba Kabaka baayiriddwaamu emmotoka ensajja okubanguyiza emirimu gy'Obwakabaka. Kyategeezeddwa nti emmotoka...

Hoima 220x290

Amasasi ne ttiyaggaasi binyoose...

POLIISI yakubye amasasi ne ttiyaggaasi okugumbulula abawagizi ba Asinansi Nyakato avuganya mu kalulu ku kifo ky’omubaka...

Lukwago1 220x290

KCCA egobye abakulira akatale k’e...

OLUKIIKO olufuga ekibuga Kampala lwongedde okuluma. Lugobye ssentebe w’akatale k’e Wandegeya Jonathan Gitta ne...

Mbuga1 220x290

Abavunaana SK Mbuga babawadde nsalessale...

Ayolekedde okuyimbulwa ssinga babulwa abajulizi