TOP

Bukodyo ki obunyumisa ekigwo?

By Musasi wa Bukedde

Added 6th June 2019

Ssenga mpaayo obukodyo butaano obw’okwegatta.

Ssengalogo 703x422

Ssenga mpaayo obukodyo butaano obw’okwegatta. Bukodyo ki bwe nnyinza okukola ne tunyumirwa okwegatta?
 
Okusookera ddala nga sinnaba kukuwa bukodyo ng’ogenda okwegatta, okufuna essanyu olina okwegatta n’omuntu ng’ omwagala ate nga naye akwagala.
Ne bw’okola obukodyo obufaanana butya nga tewali mukwano otawaanira bwereere.
 
Ekirala mwana wange olina okuyiga omubiri gw’omukyala oba omubiri gw’omusajja. Omukyala afuna atya obwagazi oba omusajja afuna atya obwagazi? Tukimanyi
nti omusajja kyangu okufuna obwagazi ate omukyala ebiseera ebisinga alina okufuna obwagazi ng’omusajja amunoonyezza.
 
Nsuubira obukodyo obusooka obutegedde bulungi. Nga tuvudde awo mwana wange olina okuyiga munno, ddala omwagalwa wange kiki ekimusanyusa?
 
Kiki kye nnina okukola n’afuna obwagazi obungi, kubanga buli musajja oba omukazi
alina ebimusanyusa.
 
Ekirala weebuuze sitayiro ki emutuusa ku ntikko, sitayiro weeziri nnyingi naye ddala eruwa emutuuka obulungi. Zonna muyinza okuzigezaako ne mulaba esinga
okubanyumisiza akapiira oba munno z’ayagala.
 
Manya nti abasajja bangu okumala naye abakyala olina okubafaako. Ekisembayo manya ebintu ng’obuyonjo, okuyimba n’ebirala ng’ebyo ebyongera ebirungo mu kwegatta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri...

Ekibiina ekigatta bannannyini mawoteeri kivuddeyo ku bye bbibiro lya Murchion Falls

Afiiriddemukkanisa3 220x290

Afiiridde mu kkanisa

Poliisi y’ekitundu ereese kabangali okutwalirako omulambo mu ggwanika kyokka abagoberezi ne bagiremesa nga bagamba...

Dsc8388 220x290

Weewale okukuba endobo mu mmotoka...

N (Neutral) baagiteeka mu mmotoka si kugikozesa kukuba ndobo wabula kwawula D (Drive) ne R (Reverse).

Abasubuuzingabatunuliraemaaliyabweeyayidde2 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ekibanda...

Bano balumiriza omukulu w’essomero lya Biral P/S, Tekana Bruhan erisangibwa e Bwaise okuba emabega w’okwokya ekibanda...

Lop2 220x290

Ssebo Square Milez omukono teguwaba...

Ssebo Square Milez omukono teguwaba