TOP

Twagala abakazi abaalwa ewa ssenga

By Musasi wa Bukedde

Added 13th August 2019

Abasajja banoonya abakazi abaalwa ewa ssenga era nga bamanyi bulungi okunyumya akaboozi.

Joyceninineweb 703x422

Amannya ggwe ani? Joyce Namuyanja Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 23. Obeera wa? Kawaala. Okola mulimu ki? Nsiba Nviiri. Ozaalibwa wa? Mubende Olina abaana bameka? Nnina omu. Oyagala omwami olina bisaanyizo ki? Nneetaaga omwami ali wakati w’emyaka 27- 32, ssi mumpi, mwetegefu okundaga omukwano, okwekebeza omusaayi, alina empisa. Alina okubeera nga musajja mututumufu oba sereebu. Omutegekedde ki? Mutegedde omukwano omujjuvu n'okumuzaalira abaana Abakwetaaze bakufunye batya? Bakube 0759293111.

Twagala abakazi abalungi
 
Nze Akim Lubega 28, mbeera Wankulukuku. ndi makanika, nnina omwana omu naye sibeera naye era nasomako. Nneetaaga mukyala mmwesimbu, alina empisa ow’emyaka 27-35, omwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi. Kuba 075649533.
 
Nze Simon Peter. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 18-26. Nze nnina emyaka 27, mbeera Lugazi. Kuba 077902144.
 
Nze muganga. njagala omuwala alina eddiini ng’atya katonda. Kuba 0752167625.
 
Nze Kizza 32, mbeera kampala. ndi muganda. njagala omukyala alina empisa twagalane. asobola nkubiraako twogere ebisingawo ku 0704256046.
 
njagala omukyala ow’emyaka 35-45 ng’akola. sifa ku ggwanga. nze nnina emyaka 60. kuba 0701431617.
 
Noonya omuwala nga munene ate nga mumpi. kuba 0758237461.
 
Nze HK ,mbeera mukono. Nnoonya omukyala Omusiraamu, ow’emyaka 18-25, omulungi, owakabina nga muwanvu ate nga wa mpisa. Kuba 0700751368. 
 
Nnoonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-26, ali ku Arvs, akola, alabika bulungi nga  muganda. Nkubira ku 0704477681.Owemmamba n’Omutima tonkubira.
 
Nze jodan, mbeera Makindye, nnina emyaka 21. Nnoonya sugammami 25-40 ng’alina ku ssente. Kuba-0706313014.
 
Nze Erias 63, ndi ku arvs, neddira Lugave. Nnoonya omukyala, nga si mumpi, ow’emyaka 40-50, ng’akola, ali ku arvs. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 40-50 nga Muganda, nga si Musiraamu. Neddira Lugave, anneetaaze kuba:0757408679 oba 0772424053.
 
Nze Tibs Bantu 27, mbeera Buddo. Nnooya omukyala alina ennyonta y’omukwano. Kuba 0784747682.
 
Nnoonya omukazi atazaalangako tukole obufumbo. Njagala wa myaka 20-25. Kuba 0789397511.
 
Nze Jakony. Njagala sugammami tukole mukwano. Nnina emyaka 22. Nkubira ku +256787869855 oba +256700214676.
 
nze Alex, mbeera Mityana. Nnoonya omukyala omuntumulamu ategeera ekitiibwa ky’obufumbo. Kuba 0705176771.
 
Nze joel 29. Nnoonya omubeezi 22-25, atalina mwana, alina eddiini alina ate nga mugumiikiriza. Kuba 0751749420.
 
Nze ssuuna mulangira. njagala ow’empisa, atya katonda nga mwetegefu okukoma obufumbo. kuba 0752167625.
 
nze Godfrey. Mbeera Kampala nnina emyaka 35. ndi muddugavu, muwanvu era muganda. njagala omukyala atya katonda ng’alina empisa twagalane. omwetegefu nkubira ku 0700616173.
 
Nze KMC. Njagala omukyala tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0797215989. Omuyaaye totawaana.
 
Nnoonya sugammami ow’emyaka 38. Nnina emyaka 34. Siri bubi kubanga nkola. Kuba 0753078563.
 
Nze Jowelo M. Nnina emyaka 26. Mbeera Mpereerwe. Nnoonya omukyala ow’emyaka 40-55 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0784438014,oba 0751254241.
 
Nze Mwebe, nnoonya sugammami alina ennyonta y’omukwano. Njagala alabika obulungi. Kuba 0784766164.
 
Nze Allan Makumbi 33, neddira Mbogo, mbeera Nansana era gye nnazimba. Nkola mu kkampuni emu mu Kampala. Nnina omwana. Nnoonya omukyala alina eddiini, empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi. ow’emyaka 18-27. kuba 0700527740.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye