TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Yalemwa okuntuusa ku ntikko n'akaaba

Yalemwa okuntuusa ku ntikko n'akaaba

By Musasi wa Bukedde

Added 13th August 2019

NNINA ekizibu ekyokuba nti ndwawo okutuuka ku ntikko. Naye omusajja wange gwe nnina ennaku zino namufuna nga naye yeewaga. Era ne twekkata obuliri ne lutandika okukoya.

Ssenga1 703x422

Yagenda okulaba ng’amalamu akagoba kyokka nga nze nninga atandika obutandisi, musajja wattu ne yeekakaba n’ayungira munda luutu eyookubiri. Kyokka nga mulaba nti yali asonze n'ago mu buto.

Era nagenda okulaba ng’apowa nga nze sinnaba na kuba nga ku kalebwerebwe k'okutuuka ku ntikko.

Bambi nagenda okulaba ng’atulika akaaba! Ate ne ntandika kumusirisa kyokka nga mwongera bwongezi.

Ekimukaabya kwali kulaba ng’ alemeddwa okuntuusa ku ntikko. Era yahhamba nti ye akitwala nti simwagala, kubanga omuntu gw'oyagala yandibadde atuuka ku ntikko.

Naye okulaba nga ye yafunvubira naggyayo n'ago mu buto n’alemwa okuntuusa mu bire, kiraga nti mu mmeeme yange yali taliimu.

Nakanda kumunnyonnyola nti nze nnina ekizibu ky'obutamalamu kagoba nga buteerere.

Okuva olwo omukwano gwaffe gwatandika okukendeera kubanga yatandika okwebwalabwala mu maaso gange mbu kuba yali alowooza nti simubalamu kuba musajja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye