TOP

Simanyi oba nga naasobola okuzaala

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd September 2019

Ssenga nnina emyaka 20 naye mmala mangu. Maze emyaka ebiri nga neegatta naye kigaanyi. Twegatta emirundi ebiri mu mwezi kubanga nkolera wala. Nkoze ntya ku nsonga eno kuba simanyi oba naasobola okuzaala ate n’amaanyi ndowooza nti gagenda gaggwaamu.

Ssenga1 703x422

Mwana wange endowooza gy’olina y’ekuleetedde obuzibu buno. Kubanga ku myaka gy’olina era olina kumala mangu.

Obwagazi obeera na bungi kyokka olwawo okwegatta ne munno. Mu butonde, omuvubuka yenna alina okumala amangu kubanga obwagazi bubeera bungi buli kiseera.

Teweeteekako kizibu, osobola okuzaala obulungi okuggyako ng’amagi go ge galina obuzibu.

Okumala amangu tekugaana musajja kuzaala. Abasajja n’abakyala abasinga tebamanyi nti obwongo kye kitundu ekisinga obukulu mu kwegatta.

Singa mu bwongo oteekamu ebirowoozo nti tolina maanyi ga kisajja era tobeera nago. Abasajja bangi be beeretedde embeera eno.

Abamu babalimba mbu babawa eddagala ly’amaanyi g’ekisajja. Mwana wange oli mulamu bulungi era tolina kizibu n’akamu.

Embeera gy’olimu ya butonde kuba okyali muvubuka naye bw’onookula ogenda ku

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...

Ganja2 220x290

Ebintu 15 by’okola n’oganja ewa...

Edith Mukisa omukugu mu kubudaabuda abaagalana n’abafumbo akuwa ebintu 15 byoyinza okukola okusobola okuganja n'okunyweza...

Condoms 220x290

Kkondomu ezirimu ebituli zisattizza...

Bannayuganda abettanira kkondomu za Life Guard baweereddwa amagezi okwekenneenya kkondomu ze bagula nga tebannazikozesa....

Thumbnailunaiemerypoints 220x290

Martin Keown anyiizizza aba Arsenal...

Martin Keown, omu ku bazibizi abaayitimukira ennyo mu Arsenal era nga yali mu ttiimu eyawangula Premier nga tekubiddwaamu...

Gareth Bale ali ku yoleke

Gareth Bale ali mu kattu olw’abawagizi ba Real Madrid abaanyiize olw’okulaga nti ttiimu eno y’ekoobera mu bintu...