TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Nneegattako nga nnina emyaka 15 ne nfuna obulumi kati ntya okubiddamu

Nneegattako nga nnina emyaka 15 ne nfuna obulumi kati ntya okubiddamu

By Musasi wa Bukedde

Added 19th October 2019

Nnina emyaka 19, neegattako nga nnina emyaka 15 ne nfuna obulumi bwamaanyi. Kati ntya okwegatta.

United 703x422

Nnina omulenzi naye namugamba annindeko mmalirize okusoma era n’akikkirizza. Mwana wange ku myaka 15 wali okyali muto era obukyala bubeera bufunda.

Y’ensonga lwaki wawulira obulumi. Okwegatta ng’okyali muto kiyinza okuvaako okufuna olubuto nga tonneetuuka n’okunuubuka amangu era ssinga weegatta n’omuntu alina siriimu oba endwadde z’obukaba, kiba kyangu okuzifuna.

Ekirala obukyala busobola okugaziwa ne butaddamu kubeera ng’obwabulijjo. Kyazuulibwa nti abawala abatandika okwegatta nga bato kiba kyangu okufuna kookolo wa nnabaana. Sooka osome olyoke ogende mu bikolwa ebyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabuzi1 220x290

Uganda ekubye Malawi 2-0 n'ewaga...

MU Mupiira, waliwo enjogera egamba nti tewali buwanguzi bubi, wabula waliwo bw’otuuka ekiseera ng’olina okutunuulira...

Gendako 220x290

Engeri okwanjula kwa Hamza gye...

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Bwama 220x290

Rema annyonnyodde by'ayiseemu ng'anoonya...

Rema yabattottolera obuzibu bwe yayitamu ng’anoonya ekika kye. Nti olumu Rema yasisinkana Ssenga we Nabatanzi ku...

Laga 220x290

Rema yasoose kukolebwako mikolo...

E Kyengera mu wiiki eddirira emikolo, Rema yasoose kukolebwako mikolo gya buwangwa okwanjula Hamza, Rema yali ne...

Buuza 220x290

Embaga ya Rema eriko ebibuuza

Kirumira yagasseeko nti ennaku z’omwezi baakuzitegeeza abantu mu kiseera ekituufu; n’annyonnyola nti enteekateeka...