TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Amabanja gambuzizza amaanyi g’ekisajja

Amabanja gambuzizza amaanyi g’ekisajja

By Musasi wa Bukedde

Added 30th October 2019

NNINA amabanja, simanyi oba bagenda nakungoba ku mulimu. N’amaanyi g’ekisajja kati nnina matono naye nga ntuuka ku ntikko. Mukyala wange saagala kumugamba era atandise okugamba nti nnina omukyala omulala ate nga sirina naye ebirowoozo n’ebizibu bye nnina bye binkola bityo. Nkoze ntya?

United 703x422

EMBEERA eno bangi bagifuna era kiba kizibu okubeera n’amaanyi olw’ebirowoozo mu bwongo.

Bangi tebamanyi nti obwongo kye kimu ku bitundu by’omubiri ebikulu mu kwegatta.

Obwongo busindika obusimu mu mutima n’ebitundu ebirala okwetegekera okwegatta ssinga omusajja oba omukazi aba afunye obwagazi.

Mukyala wo olina okumubuulira ebimu ku bikweraliikiriza okusinziira ku mbeera ze. Waliyo abakyala abagumu era bw’omubuulira ensonga nga zino akugumya.

Okukugoba ku mulimu si kirungi naye si ggwe asoose. Bangi tebalina mirimu naye olina okulowooza ku kiddako.

Noonya engeri gy’owonamu amabanja gano oba oyogereko n’abakubanja olabe engeri gy’ogenda okugasasula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...