TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Abasajja banoonya abakazi abaalwa ewa Ssenga

Abasajja banoonya abakazi abaalwa ewa Ssenga

By Musasi wa Bukedde

Added 11th November 2019

Abasajja banoonya abakazi abalwa ewa ssenga era nga balimu kasukaali.

Isiko002web 703x422

Obulamu bugamba ki? Bwandibadde bulungi naye bulina ekibubulako Kiki ekikutawaanya? Nnoonya mwagalwa Mpozzi ggwe ani? Nze Francis Isiko Obeera wa? Mulago Ozaalibwa wa? Nzaalibwa Palisa ,ndi Mugwere Olinayo ku baana? Nazaalako naye maama waabwe yafiira mu kabenje k'omuliro. Oyagala mukyala alina bisaanyizo ki? Nneetaaga omukyala Omusoga, Omugisu, oba Omunnankole, okuva ku myaka 30 ne 55, atya Katonda, akola nga mugumiikiriza. Bakufunye batya? Bakube ku 0703804676.

Nze David Matovu 26. mbeera Bulenga. Nneetaaga mukyala atalina bulwadde bwonna, alina empisa, ow’emyaka 19- 30 omwetegefu okukola obufumbo nga ssi muyaaye ate nga teyeddira Ngabi, alina ku sente. Kuba 0700907297 oba 0752873780.
 
 
Nze Yassin 32, mbeera Zzana, ntunda byamasannyalaze e Nakasero. neddira Ngabi era nazaalako. Nneetaaga omukyala omwetegefu okukola obufumbo, ali wakati w’emyaka 22-25, alina empisa nga yasomako ate ng’alabika bulungi kuba nange bwendi. Kuba 0756926550.
 
Nze William 36, nnoonya omuwala ow’emyaka 21-30, akuze mu birowoozo, alinawo ate ng’atya Katonda ng’ali siriyaasi. Kuba 0751436538.
 
Nze jovan. nnoonya omuwala ow’okuwasa  nga mwesimbu. ayagala kuba ku 0705511994.
 
Nze Akim Lubega 28, mbeera Wankulukuku. ndi makanika, nnina omwana omu naye sibeera naye era nasomako. Nneetaaga mukyala mwesimbu, alina empisa ow’emyaka 27-35, omwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi. Kuba 075649533.
 
Nze Simon Peter. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 18-26. Nze nnina emyaka 27, mbeera Lugazi. Kuba 077902144.
 
Nze muganga. njagala omuwala alina eddiini ng’atya katonda. Kuba 0752167625.
 
Nze Kizza 32, mbeera kampala. ndi muganda. njagala omukyala alina empisa twagalane. asobola nkubiraako twogere ebisingawo ku 0704256046.
 
njagala omukyala ow’emyaka 35-45 ng’akola. sifa ku ggwanga. nze nnina emyaka 60. kuba 0701431617.
 
Nnoonya omuwala nga munene ate nga mumpi. kuba 0758237461.
 
Nze HK ,mbeera mukono. Nnoonya omukyala Omusiraamu, ow’emyaka 18-25, omulungi, owakabina nga muwanvu ate nga wa mpisa. Kuba 0700751368. 
 
Nnoonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-26, ali ku Arvs, akola, alabika bulungi nga  muganda. Nkubira ku 0704477681.Owemmamba n’Omutima tonkubira.
 
Nze jodan, mbeera Makindye, nnina emyaka 21. Nnoonya sugammami 25-40 ng’alina ku ssente. Kuba-0706313014.
 
Nze Erias 63, ndi ku arvs, neddira Lugave. Nnoonya omukyala, nga si mumpi, ow’emyaka 40-50, ng’akola, ali ku arvs. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 40-50 nga Muganda, nga si Musiraamu. Neddira Lugave, anneetaaze kuba:0757408679 oba 0772424053.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid2 220x290

Ekiri mu Toto Festival e Namboole...

Ekiri mu Toto Festival e Namboole

Man2 220x290

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana...

Norman Musinga ayogedde ku by'okwawukana ne mukyala we-Oyo omukazi anneesibako

Nom8 220x290

Norman Musinga mukyala we amuwadde...

Norman Musinga mukyala we amuwadde obukwakkulizo obukambwe nga baawukana

Nom3 220x290

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse...

Akulira ebidduka mu Kampala atabuse nemukazi we

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards