TOP

Omwami anankuba embaga jjangu

By Musasi wa Bukedde

Added 10th December 2019

Ng'alina omulimu, alina empisa, omwetegefu okukola obufumbo,okugenda mu bakadde, kumwanjula, okwekebeza n'okunkuba embaga.

Gebda 703x422

Mwana muwala ondabikidde ng’omwolesi w’emisono!

Naliko naye ne mbiwummulamu

Endabikayo ogikuuma otya?

Obulungi kwefaako

Ggwe ani?

Nze Anita Nakamatte

Obeera wa?

Mukono

Obuzibu osinze kubusanga wa?

Abasajja bangi baafuuka bayaaye si kyangu okufuna omutuufu

Obulamu bw'okubeera obw'omu obusanze otya

Si bwangu kuba bingi ebibeera byetaagisa.

Ggwe weetaaga alina kubeera atya?

Ng'alina omulimu, alina empisa, omwetegefu okukola obufumbo,okugenda mu bakadde, kumwanjula, okwekebeza n'okunkuba embaga.

Bakufunye batya?

Bakube 0708985742.

ABANOONYA ABABEEZI 

NZE Prossy 36, mbeera Ntebe, ntunda ngoye, nazaalako, neddira Nte. Nnetaaga omwami ow’emyaka 45- 55, omwetegefu okukola obufumbo nga si muyaaye, si Musiraamu, ng’ali ku ddagala lya ARVS, akola ,atapangisa. Kuba 0700645429.

Nze Hanifah Nasaazi 29. Ndabika bulungi, sizaalangako. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS, ’alabika obulungi, alina ku ssente n’omulimu, omwetegefu okukola obufumbo nga takozesa bitamiiza wadde okulya embizzi nga wa myaka 35- 45.Kuba 0791109144.

Ndi mukyala eyazaalako, mbeera Kinnawataka mu Kampala. Nneetaaga omwami ali ku ddagala lya ARVS, ow’emyaka 45-55, akola, amanyi omukwano nga mwetegefu okukola obufumbo. Kuba 0759008816

Nze Christine Nanteza. Mbeera Kajjansi era neddira Ffumbe. Nnina omwana omu. Nneetaga omwami ow’emyaka 30-45, asobola okunfunira ekyokukola, omwetegefu okukyalako mu bakadde bange, akola, alina empisa. Kuba 0704521368.

Nze Norah Nsangi 49. Mbeera Kawempe, neddira Mmamba. Nneetaaga omwami Omuganda, Omukatoliki nga wa buvunaanyizibwa, ow’emyaka 47- 55 omwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0782785366 twogere ebisingawo.

Ndi mukyala alabika obulungi . Nneetaaga omwami ow’emyaka 29-38 ,ali ku ddagala lya ARVS nga Muganda oba Munyankole. Kuba 0784778213.

Nze Aida Nakayima 26. Mbeera Kabojja, neddira Nte, ntunda dduuka ,nazaalako. Nneetaaga omwami eyeewa ekitiibwa, alina empisa, akola, ananfunira omulimu kuba njagala nnyo okukola. Njagala ali wakati w’emyaka 25- 40. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0752261934.

Nze Jane Namayanja 37. Mbeera Mbarara era gye nkolera emirimu gyange ku ssomero erimu, nazaalako, nasomako, neddira Mutima. Nneetaaga omwami omwetegefu okukola obufumbo, okugenda mu bakadde bange ng’akola, alina empisa, afaayo. Kuba 0706130585

Nze Jenipher Nakyejje 38. Mbeera Mukono, nazalaako,ntunda ngoye, nasomako. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS ng’alabika bulungi kuba nange bwendi. Ateekeddwa okubeera ng’akola ate nga yakoowa eby’okuzaala.

Njagala ali wakati w’emyaka 40-50,a lina empisa, amanyi omukwano. Kuba Ssimu 0705260508. Nnoonya omwami owookulya naye obulamu ku Ssekukkulu. Ndi muwala mulungi era ne ffiga nnungi.

Ntunda sipeeya wa mmotoka. Kuba 0700853461 twogere.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Index 220x290

'Mwenyigire mu by'obulimi ebivaamu...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okumwegattako okulwanyisa abakulu b’amasomero abasaaawo ffiizi ez’ekimpatiira...

Plana 220x290

Bobi Wine akoze pulaani endala...

BOBI Wine bwe yavudde e Jamaica yasookedde ku mukolo gwa muganda we Fred Nyanzi era eno gye yayanjulidde pulaani...

Kcca 220x290

Ebbaluwa y’abasuubuzi ku by’oluguudo...

EBBALUWA y’abasuubuzi mu Kampala abeegattira mu KACITA gye baawandiikidde Loodi meeya Erias Lukwago ne dayirekita...

Sanyu1 220x290

Kyokka Golola Moses of Uganda!...

OMUKUBI w’ensambaggere Golola Moses of Uganda nga bwe yeeyita yajagalazza abantu bwe yalabiddwaako ng’ali n’omuwala...

Ni 220x290

Nagenda okuva mu kkomera nnasanga...

NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.