TOP

Lwaki obwagazi bujja baze taliiwo?

By Musasi wa Bukedde

Added 11th January 2020

BAZE akola safaali era ebiseera ebisinga tabeerawo. Naye bw’aba taliiwo nfuna embeera nga mpulira njagala kwegatta na musajja.

Ssengalogo 703x422

Abankwana weebali naye sikkiriza. Ate bw’akomawo ennaku nga ssatu nga mpulira sikyayagala ate ng’omwami wange mmwagala okukamala. Kino kiva kuki?

Obwagazi kya butonde era okugyako ng’olina ekikyamu naye buli musajja oba omukyala alina ekiseera ng’awulira alina obwagazi.

Era bw’omala ekiseera nga teweegasse owulira ng’oyagala kwegatta na musajja oba mukyala.

Mu basajja tebalinga bakyala obwagazi babuwulira nnyo okusinga abakyala ate abakyala balina ennaku mu mwezi we basuulira eggi era obwagazi bubeera bungi.

N’ekirala obwagazi businga mu bavubuka okusinga abakulu. Omukyala ow’emyaka 65 oba omusajja abeera n’obwagazi butono okusinga omuvubuka ow’emyaka 26.

Kati bw’olwawo okwegatta obwagazi bweyongera. Ekirungi nti osobola okufuga obwagazi. Ekyo kitegeeza nti oli mulamu era weebale kubeera mukyala mwesigwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lim1 220x290

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako...

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako omujaasi omutwe ne gubula

Wez1 220x290

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza...

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza eri abantu be Buikwe

Fut2 220x290

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga...

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga abaana ebikolwa eby'ekikaba

Fut1 220x290

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana...

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana baganzi be

Sad1 220x290

Engeri abazadde gye bayingiza abaana...

Engeri abazadde gye bayingiza abaana mu nsonga z’obwenzi