TOP

Omusono gwa ‘Peplum’ guggyayo ffiga n’onyuma

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd October 2016

BBULAWUZI ya ‘peplum’ gwe gumu ku misono egiruddewo naye egitadiba. Omusono guno ssinga ogwambalira ku ngoye entuufu toyinza butanyuma.

Mala 703x422

KU MULIMU Peplum osobola okugyambalira ku sikaati ng’ogenda ku mulimu n’olabika bulungi. KU MUKOLO: Osobola okwambalirako jjiini oba empale mu langi enjeru oba enzirugavu n’onyuma.

BBULAWUZI ya ‘peplum’ gwe gumu ku misono egiruddewo naye egitadiba. Omusono guno ssinga ogwambalira ku ngoye entuufu toyinza butanyuma.

Ate bwe gusanga omukyala eyakenduka obulungi kiyitirira kubanga gwongera okuggyayo ekikula kye kyonna n’alabika bulungi.

Abalina ebiwato ebigazi, ssinga bayambala bbulawuzi y’ekika kino ne basibako akasipi mu kiwato tebayinza butanyuma.

Bbulawuzi eno osobola okukyambalira ku sikaati n’ogenda mu ofi isi ng’onyumya, kasita okwatirako ensawo egenderako, wamu n’engatto.

Era omusono guno osobola okugwambalirako empale naddala jjiini, leegingi oba jeegingi naddala ng’ogenda mu bifo ebicakalirwamu naddala ku wiikendi oba akawungeezi n’olabika bulungi. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamukubasuubuzingabakunganyaembiddemukifokyamatookegebattikanga 220x290

Ekirwadde ekikwata ebitooke kitiisizza...

Ekirwadde kino kisensera ekikolo ky'ekitooke era kw’omanyira nti kikwatiddwa ekirwadde kino endagala zaakyo ziwotookerera...

Abamukubasentebengabalimulukiikoenakulabye1 220x290

Bassentebe ba LC1 ne 2 bakukkulumidde...

Stephen Nsereko ssentebe w’ekibiina ekigatta bassentebe b’ebyalo n’emiruka mu Kampala yategeezeza nti gavumeti...

Omusajjangasimuulaengatozomulangiraherbertkimbugwe2 220x290

Bayiiyizza obukodyo bw’okuggya...

Abamu ku bagenyi abaabaddewo mwe mwavudde abasajja babiri abaakutte obutambaala nga buli munnabyabufuzi asituka...

Ssengalogonew 220x290

Emyezi ebiri sigenda mu nsonga...

Ndi muwala wa myaka 21. Nneegatta oluvannyuma ne ng'enda mu kalwaliro ne ngula empeke okwetangira okufuna olubuto...

Matovu002 220x290

Abasajja abanoonya embooko z'abakazi...

Twagala abakazi abeetegefu okukola obufumbo ate nga bamamyi omukwano