TOP

Ekiteeteeyi ky’amapeesa kiyiiyize bw’oti

By Musasi wa Bukedde

Added 15th May 2017

EBITEETEEYI by’amapeesa amangi bye bimu ku ngoye abawala ze bettanidde ensangi zino.

Tunda 703x422

Ekiteeteeyi kino osobola okukyambala mu bifo eby’enjawulo nga oyambaliraako engatto ez’enjawulo n’okwatirako n’ensawo ez’enjawulo okusinziira ku kifo gy’olaga.

Ebiteeteeyi bino bikoleddwa mu matiiriyo ekwata omubiri gye bakazaako erya ‘body hugging’. Birina amapeesa ku mikono ne ku sayidi emu oba zombi.

Bijjira mu langi ez’enjawulo okuli kiragala, ‘gold’, ‘siriva’ n’enzirugavu.

Zisinga kijjira mu mpya era zigula wakati wa 70,000/- ne 100,000’-, okusinzira ku kifo w’obeera oluguze.

Wabula osobola n’okulusanga mu mivumba ku bbeeyi ensaamusaamu.

EBBEEYI Y’EBYAMBALO:

Ekiteeteeyi kya 70,000/- ne 100,000/-.

Engatto za fulaati zigula 20,000/-.

Engatto z’akakondo za 40,000/-.

Engatto za pampu za 20,000/-

Ensawo za 60,000/-.

Akasawo akatono ka 30,000/-.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba