TOP

Sseffuliya zaatusaze mu nnaku enkulu

By Musasi wa Bukedde

Added 6th January 2016

Jimmy Kalyango omusuubuzi wa sseffuliya n’essigiri mu Kisenyi yagambye nti tebalina ngeri gye basobola kufunamu ssente ng’abakozi ba KCCA babaggyako ssente buli kiseera kino kuba kigoba n’abaguzi.

Kyalya 703x422

Kalyango ng’ali ku mudaala w’atundira sseffuliya mu Kisenyi.

ABASUUBUZI b’amaseffuliya mu Kisenyi beevuma KCCA okubalemesa okukola ssente mu nnaku enkulu nga bwe gubadde mu myaka egiyise.

Jimmy Kalyango omusuubuzi wa sseffuliya n’essigiri mu Kisenyi yagambye nti tebalina ngeri gye basobola kufunamu ssente ng’abakozi ba KCCA babaggyako ssente buli kiseera kino kuba kigoba n’abaguzi.

Ekirala n’abantu tebaali baguzi ku mulundi guno era abatunzi ba sseffuliya tebaafunye mu nnaku enkulu kuba abaguzi baabade batono ate nga nabo banyigiriza.

Sseffuliya etundibwa 40,000/- baagala kugigula 30,000/-.Tusuubira okuddamu okukola ku ssente ng’abaana baddamu okusoma kuba abakulu b’amasomero batugulako ze bakozesa okufumbira abaana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.

7900135314007387300859518542802200714280960n 220x290

Gravity Omutujju amaze n’alaga...

KYADDAAKI Gravity Omutujju alaze mukyala we mu lujjudde n’ategeeza nga bwe bagenda okwanjula mu January wa 2020...