TOP

Nkola tomato soosi n’okupakira ebirime ne nfuna ssente

By FORTUNATE NAGAWA

Added 12th July 2017

Mu mwaka gumu nasobola okugula bodaboda eyookubiri ne nyongera okutereka era ne ngula n’emmotoka nga njagala ekole sipensulo. Eno nagigula ku 2,400,000/-.

Tomato1 703x422

Ronald Bukenya n’abamu ku bakozi n’abaana be ng’alaga ebimu ku bintu by’akola.

 ukenya ngalaga we bakolera u katono ngali ne mukyala we iana bwe baddukanya bizinensi Bukenya ng’alaga we bakolera. Mu katono ng’ali ne mukyala we Diana bwe baddukanya bizinensi.

 

 omato soosi akolebwa ba ukenya Tomato soosi akolebwa ba Bukenya

 

EBYETAAGISA OKUKOLA TOMATO SOOSI
Ennyaanya ezengedde
ennyo
  • Ssukaali
  • Omunnyo
  • Enniimu
  • Buladasiini
  • Obunzaali
  • Entangawuzi
  • Butto
  • Kaamulali mutono bw’oba omwagalamu.
  • Parsely
  • Corriander
 
EMITENDERA GY’OYITAMU
Yoza ennyaanya zitukule ozisaleesale oba ozikamulire mu sseffuliya okusinziira ku bungi bwa tomato soosi gw’oyagala.
 
Yongeramu amazzi nga mangi okusinga ku nnyaanya.
 
Teeka ku muliro nga mungi kigonze oluliba lw’ennyaanya.
 
Kino kikole okumala eddakiika 15 amazzi ogaggyemu.
 
Teeka butto ku muliro acamuke (ono asinziira ku bungi bw’ennyaanya).
 
Oluvannyuma genda ng’oteekamu ebirungo ebisigadde kimu ku kimu obikkeko okumala eddakiika 40 nga bw’otabulamu okutuuka
lw’olaba nga bigonze n’amazzi gakendedde ne langi ekyuse efuuse mmyufu obiggye ku muliro biwole.
 
Teeka mu ccupa otereke mu kifo ekiweweevu, ono asobola okumala omwezi mulamba nga tannayonooneka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...