TOP

Gavt. etutte amasomero 13 e Mayuge

Added 2nd October 2011

AMASOMERO 13 agazimbibwa abazadde mu Disitulikiti y’e Buyende gaatwaliddwa Gavumenti mu kaweefube w’okuwagira enkola ya Bonna Basome.

 Bya Tom Gwebayanga

AMASOMERO 13 agazimbibwa abazadde mu Disitulikiti y’e Buyende gaatwaliddwa Gavumenti mu kaweefube w’okuwagira enkola ya Bonna Basome. 

Ssentebe wa LC5 e Buyende, Michael Kanaku yategeezezza nti amasomero gano, ng’agamu gabadde ga bwannannyini, gaakutandika okufuna baheedimasita, abasomesa abatendeke n’ensimbi za UPE okutandika ne October. 

“Tuli baamukisa kubanga si kyangu Gavumenti okweddiza amasomero 13 omulundi gumu. Gabadde galina obwetaavu Disitulikiti bw’etasobola kwetikka,” bw’atyo Kanaku bwe yagambye ku Mmande.   

Amasomero gano kuliko; Igalaza SDA, Namalogwe, Kabukye Parents, Kirimwa-Busuyi SDA, Mirengeizo, Bugaya Muslim, St. Jude Kyankoole, St. Kizito Kidera, Katogwe Parents, Kasaala P/S, St. Kizito Nakabira ne Igoola Community nga gonna gali mu magombolola mukaaga.   

 

Gavt. etutte amasomero 13 e Mayuge

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ababbi kkamera be yakutte nga banyaga edduuka e Bunnamwaya.

Kkamera zikutte ababbi nga ...

ABABBI balumbye edduuka ly’ebizimbisibwa e Bunnamwaya ne banyaga ebintu nga tebamanyi nti kkamera ezaabadde munda...

Abatuuze nga bali mu lukiiko.

Batabukidde omusamize mu lu...

ABATUUZE b’e Jjokolera mu ggombolola y’e Nangabo mu disitulikiti y’e Wakiso balumirizza omusamize okubateega n’abawamba...

Ssaabasumba Lwanga n'omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Ssekandi.

Abaserikale musse ekitiibwa...

SSAABASUMBA w’Essaza Ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye abakuumaddembe okuyisa obulungi Bannayuganda...

Omusomesa ng'akebera omuyizi corona virus.

Minisitule y'ebyenjigiriza ...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ekoze enkyukakyuka mu birina okusomesebwa abayizi ba P7 abazzeeyo ku masomero n’ab’ebibiina...