TOP

Lwaki siwangaaza musajja?

Added 4th December 2012

NDI muwala wa myaka 25 nnina obuzibu siwangaala na musajja. Anjagalako y’ankyawa.

NDI muwala wa myaka 25 nnina obuzibu siwangaala na musajja. Anjagalako y’ankyawa. Ssenga nsaba kumpa ku magezi.

Namagala Kelly, Kansanga.


OKUKWAGALAKO otegeeza ki? Yeegatta naawe? Oba gubeera mukwano nga temuli kwegatta?

Mwana wange okusookeraddala olina okukimanya nti abasajja n’abakazi basobola okwegatta n’omuntu naye
nga tewali mukwano. Kale okwegatta naawe tekitegeeza mukwano.

N’ekirala abantu bazibu era kizibu okumanya omuntu ky’alowooza. 0luusi si kyangu okumanya omuntu ky’alowooza. Omusajja oba omukazi ayinza okubeera mu mbeera ey’omukwano naye nga talina mukwano gy’oli.

Waliwo kye bayita obwagazisi mukwano era abazungu bakiyita ‘lust’.

N’ekirala weebuuze olina ky’okola oba ky’oli ekigaana abasajja okubeera naawe? Oba olina emize, oba nga tosikiriza? Mu butuufu tulina okumanya nti waliwo abantu nga tebasikiriza kubeera nabo mu mukwano.
 

Lwaki siwangaaza musajja?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...