
LWAKI mukyala wange tatuuka ku ntikko buli lwe twegatta ate ng’obwagazi abulina. Bwe tuba ng’abaludde ennyo mu kwegatta mu kifo ky’okumala ate ye akoowa bukoowi. Kino kiva ku ki?
Nsamba Mudasiru, Kikandwa.
OBA afuna obwagazi kitegeeza afuna essanyu mu kwegatta. Naye okutuuka ku ntikko kiva ku bintu bingi era nga muba mulina okwenoonya oba okwetegereza ddala kiki ekisobola okuyamba munno okutuuka ku ntikko.
Okulwawo tekitegeeza nti omukyala alina okutuuka ku ntikko. Tolina kukooya munno ng’oyagala atuuke ku ntikko.
Abakyala bangi tebatuuka ku ntikko naye nga bafuna essanyu mu kwegatta. Kale teweesiba ku kyakutuuka ku ntikko wabula noonya kwe kiva.Nvuga bodaboda.
Nnoonya omukazi okuva ku
Lwaki omukyala tatuuka ku ntikko?