TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Ddagala ki eriyamba ku maanyi g'ekisajja?

Ddagala ki eriyamba ku maanyi g'ekisajja?

Added 18th December 2012

Njagala kundagirira gye nsobola okusanga eddagala ettuufu ery’amaanyi g’ekisajja kuba ngezezzaako wangi naye bigaanyi.

Njagala kundagirira gye nsobola okusanga eddagala ettuufu ery’amaanyi g’ekisajja kuba ngezezzaako wangi naye bigaanyi. Simon Kaatereera, Lweza.

OKUSOOKERA ddala olina okwetegereza olina ekizibu kino? Era kivudde ku bwongo n’ebirowoozo by’oteeka mu bwongo?

Abantu abamu naddala abasajja beeteekako obuzibu buno. Ebirowoozo by’oteeka mu bwongo bireeta obuzibu nga buno.

Olina okumanya nti ennaku zino abafere bangi era bakozesa obutamanya bw’abantu okufuna ssente. Kambuuze tolina wadde amaanyi oba olina matono?

Okimanyi nti abasajja bangi ennaku zino balina amaanyi naye embeera ebaleteera okubeera n’amaanyi amatono?

Ate singa bateeka ebirowoozo ku mbeera eno n’amaanyi gasobola okubulira ddala. Kizibu omusajja yenna okubeera n’amaanyi buli kiseera ate olina n’okumanya nti embeera y’obulamu nayo esobola okukendeeza.

Mwana wange kubira omukugu akuyambe ku nsonga eno kuba tomanya oyinza okubeera n’ekizibu.

Ddagala ki eriyamba ku maanyi g’ekisajja?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...