TOP

Omukyala annyooma

Added 15th January 2013

NDI wa myaka 27, nnalina omukazi ng’annyooma n’okumpisaamu amaaso n’okunobaanoba buli kiseera.

 

NDI wa myaka 27, nnalina omukazi ng’annyooma n’okumpisaamu amaaso n’okunobaanoba buli kiseera.

Naye obuzibu nti omutima gwange gwamulemerako era mmwagala okukamala. Ssenga nkole ntya kuba yaakamala emyezi musanvu ng’anobye. Kasule Buruhan, Kaweeri Mubende.

MWANA wange omukyala ono sirowooza nti mufumbi era nti akwagala. Sigaanyi omwagala naye mwesonyiwe. Ogambye akuyisaamu amaaso, anobaanoba era akunyooma.

Kati ono onoosobola otya okubeera naye ng’omukyala? Oba muwala muto ng’ayagala kubuulirirwa? Wayogerako ne bazadde be?

Kubanga oba amaze emyezi musanvu nga yanoba wagendayo mu bazadde? Ebyo nga biri awo singa weetegereza empisa
z’olina weeyisa otya? Abasajja abamu balowooza nti abakyala beeyisa bubi naye nga tebeetegereza mpisa zaabwe.

 

Omukyala annyooma

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...