
NJAGALA kumanya lwaki sirina mazzi ga kikyala? Nkole ntya okugafuna? Ndi Busia.
BULI mukyala azaalibwa ng’alina obusobozi bw’okufuna amazzi g’ekikyala. Naye embeera abakyala gye babeeramu nga bali mu mukwano ebaleetera obuzibu buno. Singa obeera n’omusajja nga tamanyi kunoonya bulungi mukyala kibeera kizibu okufuna obwagazi oba amazzi.
Ate singa obeera n’endowooza nti tosobola kufuna mazzi era kiba kizibu okugafuna kubanga ebirowoozo mu bwongo bigaana omubiri okuta era kiba kizibu okufuna obwagazi.
Ssenga sirina g’emugga