
NNINA emyaka 19 naye lwaki sigenda mu nsonga? Nnina bulwadde ki?
KU myaka gino wandibadde watandika dda okugenda mu nsonga kubanga ennaku zino abawala abasinga batandikira ku myaka 15 wadde ng’abamu balwawo.
Genda mu ddwaaliro ly’abavubuka e Naguru Teenage Centre bakuyambe. Bali Bugolobi kumpi ne Kiswa Clinic.
Nnina bulwadde ki?