
OMUNTU ng’ali mu mbeera ze bulungi, bwe yeegatta n’omukazi omulundi ogusooka asaana akozese eddakiika mmeka?
OKWEGATTA tekulina ddakiika oba bipimo. Sigaanyi kibi okwegatta n’omukazi n’omala mangu nga tannamala. Oba n’omala nga waakatandika okwegatta.
Ekisinga obukulu mu kwegatta mwembi kunyumirwa oba mumala essaawa mmeka oba ddakiika bbiri, ekikulu kunyumirwa na kufuna ssanyu. Ne bwe mumala ate ne muddamu tekirina mutawaana gwonna.
Nkozese ddakiika mmeka?