TOP

Lwaki omukyala tayagala kwegatta?

Added 14th May 2013

Mukyala wange tayagala kwegatta era buli lwe mmugamba agamba nti tayagala. Kino kiva ku ki? Nze Dalius Entebbe.



Mukyala wange tayagala kwegatta era buli lwe mmugamba agamba nti tayagala. Kino kiva ku ki? Nze Dalius Entebbe.

Mwana wange omukyala ono bwe yaali oba akyuse nnaku zino? Olina okwetegereza ekireese kino. Oluusi abakyala nga bali mbuto oba nga bannakawere batera okufuna embeera eno.
 
N’ekirala oluusi nga mulina ebizibu mu maka ng’obwavu, obwenzi, obutategeragana n’ebizibu ng’ebyo nakyo kireeta obuzibu.
 
Kya magezi oyogere ne munno ku nsonga eno omanye obuzibu we buva.
 
Ate oluusi ayinza okuba n’ebirowoozo, bino nabyo bitta obwagazi. Kale mwana wange yogerako naye ate weetegereeze embeera ze oba nga zaakyuka.

Lwaki omukyala tayagala kwegatta?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni.

Okugezesa eddagala erivumul...

ABAKUGU mu ddwaaliro ekkulu e Mulago batandise okugezesa eddagala eriwonya ssennyiga omukambwe erikoleddwa wano...

Biden ne Putin (ku kkono) lwe baasisinkana.

Biden akubidde Putin owa Ru...

JOE Biden Pulezidenti wa Amerika eyaakalayizibwa akubidde Putin owa Russia essimu enkambwe. Amulabudde okukomya...

Omuliro gukutte ekkolero ly...

OMULIRO ogutannategeerekeka kwe guvudde, gukutte kampuni ya Megha Industries e Kyambogo ekola emifaliso gya Royal...

Pulezidenti Museveni ng’alaga eddagala lye yatongozza.

Museveni atongozza okugezes...

PULEZIDENTI Museveni atongozza okugezesa eddagala erijjanjaba obulwadde bwa corona n'asoomooza Bannayuganda okukomya...

Hajji Kazibwe Bashir.

HAJJI BASHIR KAZIBWE: Ffiiz...

OMUBAKA omulonde owa Kawempe South, Hajji Kazibwe Bashir Mbaziira 33, munnamawulire, musomesa ate munnabyabufuzi...