TOP

Ddala omusajja akyanjagala?

Added 21st May 2013

Nnina omusajja gwe tumaze naye omwaka gumu nga tweyagala. Kati twafunamu obutakkaanya era nga tumaze emyezi etaano nga tetweraba kuba yang’amba mmuweemu obudde. Kye mbuuza akyanjagala? Nze Sarah.



Nnina omusajja gwe tumaze naye omwaka gumu nga tweyagala. Kati twafunamu obutakkaanya era nga tumaze emyezi etaano nga tetweraba kuba yang’amba mmuweemu obudde. Kye mbuuza akyanjagala? Nze Sarah.

Emyezi etaano kinene ndowooza teyakusonyiwa oba wamusobya. N’ekirala sigaanyi temweraba naye muwuliziganya? Kuba okuwuliziganya kitegeeza nti akulowoozaako.

Simanyi oba omusajja ono akwagala, naye ky’olina okukola obutabeeraawo ng’olinda ky’otamanyi, kyamagezi omukubire ku ssimu otegeere ky’aliko.

Bw’olaba nga takuliiko weesalirewo okumulinda n’okutandika obulamu obulala. Abantu abasinga tebasobola kubuulira muntu kituufu bakuteeka ku katebe nga tolina by’osobola kwekolera.

Embeera ggwe asinga okugitegeera newankubadde olabika okyamwagala. Naye singa olaba nga tabiriiko, wandibadde omwesonyiwa. 

Ddala omusajja akyanjagala?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga ng’ayogera.

▶️ Ebibuuzo 10 eri Katikkir...

ABATAKA abakulu b'ebika n'abantu ab'enjawulo bavuddeyo ku byayogeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga ku mbeera...

Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza.

▶️ Fr. Musaala ng'akulembed...

▶️ Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza mu Lutikko e Lubaga.

Abamu ku ba NUP e Jinja.

Aba NUP bamalirizza olusiri...

PULEZIDENTI wa NUP, Robert Kyagulanyi Sentamu asabye bannakibiina abalondebwa ku mitendera egy'enjwulo naddala...

Ennyanja ya Kabaka.

Abadde adduka ekikwekweto a...

ABADDE adduka ekikwekweto kya poliisi ne LDU mu Ndeeba agudde mu nnyanja ya Kabaka mu Ndeeba n'afiiramu. Brian...

Ggoolokipa wa KCCA Charles Lukwago ng’abuuse okulemesa aba Villa okumuteeba.

KCCA ne Villa zeenyooma

Egyazannyiddwa mu liigi URA 3-1 BUL Kitara 0-3 Vipers Leero (Ssande) KCCA - Villa, Lugogo 10:00 KCCA ne...