TOP

Amalako afaanana atya?

Added 3rd September 2013

OMUNTU amalako mu mukwano y’afaanana atya?OMUNTU amalako mu mukwano y’afaanana atya?

Mwana wange bino bigambo bya bantu. Naye ng’okusinga bategeeza omusajja atamatiza mukazi oba omusajja atafuna maanyi ga kisajja.

Ate abamu era obutamalaako mu bakyala kitegeeza omukyala atafuna bwagazi oba amazzi. Mwana wange bw’otunuulira omuntu yenna, tosobola kumanya nti amalako oba tamalaako anti omutegeera muli mu kwegatta.

N’ekirala mwana wange sirowooza nti waliyo omusajja oba omukazi ku nsi atafuna kizibu kya butamalaako.

Fenna waliwo ebiseera w’oyinza okuba nga tomalaako olw’embeera gy’obeeramu. Oyinza okubeera omulwadde oba ng’olina ebirowoozo oba ng’okooye ne kikuleetera obutamalaako.

N’ekirala saagala mwesibeko kigambo kino oba mukisibe ku bannaammwe kubanga obutamalaako kyabutonde era buli muntu asobola okukifuna. Mpozzi bwe kiyitirira omuntu alina okufuna obuyambi.

 

Amalako afaanana atya?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga ng’ayogera.

▶️ Ebibuuzo 10 eri Katikkir...

ABATAKA abakulu b'ebika n'abantu ab'enjawulo bavuddeyo ku byayogeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga ku mbeera...

Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza.

▶️ Fr. Musaala ng'akulembed...

▶️ Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza mu Lutikko e Lubaga.

Abamu ku ba NUP e Jinja.

Aba NUP bamalirizza olusiri...

PULEZIDENTI wa NUP, Robert Kyagulanyi Sentamu asabye bannakibiina abalondebwa ku mitendera egy'enjwulo naddala...

Ennyanja ya Kabaka.

Abadde adduka ekikwekweto a...

ABADDE adduka ekikwekweto kya poliisi ne LDU mu Ndeeba agudde mu nnyanja ya Kabaka mu Ndeeba n'afiiramu. Brian...

Ggoolokipa wa KCCA Charles Lukwago ng’abuuse okulemesa aba Villa okumuteeba.

KCCA ne Villa zeenyooma

Egyazannyiddwa mu liigi URA 3-1 BUL Kitara 0-3 Vipers Leero (Ssande) KCCA - Villa, Lugogo 10:00 KCCA ne...