TOP

Bwemba ne mukazi wange sicamuka...

Added 7th April 2015

Bwe mba ne mukazi wange sikyacamuka bulungi. Lwaki? Kino kyatandika bwe nnamusanga n’omusajja mu nnyumba ate ku buliri bwaffe.

Bwe mba ne mukazi wange sikyacamuka bulungi. Lwaki? Kino kyatandika bwe nnamusanga n’omusajja mu nnyumba ate ku buliri bwaffe. 

Mwana wange kizibu okubeera n’obwagazi nga munno wamusanga n’omusajja.  Olina okwewa ebbanga osalewo ku mbeera eno.

Abafumbo bangi bafuna embeera eno, naye abamu kye bakola kwerimba nti tekibaddeewo. Olina okukkiriza nti kibaddewo era ne weesalirawo okusonyiwa omuntu ono oba tomusonyiwa.

Oba tomusonyiye ogenda kukola otya?  Kubanga baana bange ekintu bwenzi kibi nnyo mu maka.

Ekirala mwana wange kubanga embeera eno nzito oluusi kirungi okulaba omuntu gwe weesiga oba okweyambisa abakulu b’eddiini ne bakuyamba.

N’abazadde bayamba nnyo mu nsonga nga zino. Bw’ofuna okubudaabudibwa  kiyamba okusalawo.

Naye obwenzi butta obwesigwa era n’amaka. Kati mwana wange oba tonnaba genda ofune abantu abasobola okutuula mu nsonga zammwe. 

 

Bwemba ne mukazi wange sicamuka...

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Maj.Bilal Katamba

Bannakampala mukomewo mukol...

AMAGYE gagumizza abantu abakolera mu Kampala nti tewali ajja kutabangula mirembe wadde bizinensi zaabwe noolwekyo...

Maama Kisanja (wakati) ne banne.

Maama Kisanja yawangudde ek...

OKULONDA omukadde agenda okukiikirira abakadde mu lukiiko lw'eggwanga olukulu kuwedde e Luweero era nga Maama Kisanja...

Nancy Kalembe omukazi yekka eyeesimbewo ku bwapulezidenti.

'Sikkaanya na byavudde mu k...

EYABADDE avuganya ku bwa pulezidenti Nancy Linda Kalembe agambye nti si mumativu n'ebyo akakiiko k'ebyokulonda...

Senyomo

Ono akalulu akanoonyeza nju...

Deus Senyomo eyeesimbyewo ku bwannamunigina okuvuganya ku kifo kya kansala mu KCCA ( LC V) mu miruka gya;  Lubaga...

Abamu ku b’eng’anda z’abaafudde nga baaziirana.

Omusajja asse omukazi n'aba...

DOREEN Namutebi 32, afudde alaajana mu muliro ogumusse n'abaana bana e Katooke-Nansana. Moses Ssebadduka nga ye...