TOP

Ono ye kampala

Beti Kamya akimanye nze Loodi Meeya omulonde...

OBUTAKKAANYA wakati wa Loodi meeya Erias Lukwago ne minisita wa Kampala Beti Namisango Kamya bweyongedde bwamugaanyi okwetaba mu ttabamiruka wa bameeya...

Abasomesa b'e Kyambogo basula nga nte!

Abasomesa b’e yunivasite y’e Makerere ennyumba ze basulamu zeewuunyisa! Ezimu zikutte mu mbinabina endala ziri mu nsiko.

‘Emyala egiyita mu katale e Wankulukuku gitusibyeko...

ABASUUBUZI mu katale k’e Wankulukuku balaajanidde KCCA n’abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo, okubayamba ku kizibu ky’emyala egiyita mu katale ...

Ebbaluwa ya Beti Kamya etabudde bakansala...

MINISITA wa Kampala Beti Olive Namisango Kamya yasinzidde mu tteeka lya Kampala Capital City Authority 2010 n'abaga ekiwandiiko ekiwera okwongezaayo ebiteeso...

Bavunaaniddwa kwokya ofiisi za Bodaboda 2010...

ABAVUZI ba bodaboda abagambibwa okwenyigira mu bumenyi bw'amateeka omwali n'okwokya ofiisi za Bodaboda 2010 e Kyengera basimbiddwa mu kkooti ne basomerwa...

Paaka ya Qualicel eggyiddwaawo

PPAAKA ya Qualicel eggyiddwaawo, bbaasi ezibadde zikoleramu ne zisindikibwa mu y’e Namayiba. Bbaasi zonna zaasenguse ku Lwokusatu era ekifo awabadde ppaaka...

'Abaana abakwatibwa mu bumenyi bw'amateeka...

ABAZADDE b'abaana abaakwatiddwa mu bumenyi bw'amateeka e Mutungo beebaziza abakulembeze b'ekitundu ne Poliisi abaakoze ekikwekweto.

Bakansala ba KCCA bagobye lipoota ekwata...

OLUKIIKO lwa KCCA lugobesezza akulira ebyobulamu mu kibuga lipooti ekwata ku nnyama etundibwa ng’erimu eddagala ne bamulagira akole empya kuba gy’abawadde...

Lukwago alabudde ku bbago lya Kampala

LOODI Meeya, Erias Lukwago atuuzizza olukiiko olusoose mu mwaka guno n’ategeeza bakansala n’abakozi ba KCCA nga bw’atagenda kukkirizza kufootoolwa tteeka...

Akakebe ka ttiyaggaasi kasattizza abakolera...

AKAKEBE ka ttiyaggaasi abakuumi ke baazudde mu mugugu gw'omusaabaze kasattizza kasattizza paaka ya bbaasi mu Kisenyi emirimu ne gisannyalala.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM