EMBEERA y’ekibuga atandise okufuuka eyakayissanyo olw’abasuubuzi ne bakasitoma baabwe okwetala nga beetegekera Ssekukkulu.
POLIISI yayiiriddwa mu bungi ku katale ka KCCA e Wandegeya okukakanya e mbeera oluvannyuma lwa basuubuzi kwekalakaasa.
Enkuba ekedde okutonnya mu Kampala erese abatambuze tebalina we bayita.
Enkuba bw'etonnya Ppaaka enkadde fuula nga kiraalo kya nte!
Laba ekibeera mu Katale k'oku Kaleerwe buli nkuba lw'etonnya!
EKITONGOLE KYA Kampala Capital City Authority (KCCA) kikyusizza yunifoomu y’abaserikale baakyo abakwasisa amateeka okuva ku nkadde ebaddewo ey’essaati...
Kampala leero mu bifaananyi
AKAZITO abasuubuzi ke baatadde ku KCCA ku nkola y’oluguudo lwa Namirembe kavuddemu ebibala. Dayirekita Andrew Kitaka Mubiru akoze ennongoosereza mu pulaani...
SIPIIKA Rebecca Kadaga asabye minisita w’ensonga za Kampala, Beti Kamya anyonnyole palamenti ebigenda maaso mu KCCA ebivuddeko abakungu b’ekitongole kino...
POLIISI ekoze ekikwekweeto mw’ekwatidde abavubuka abali mu kabinja k’abamenyi b’amateeka abaakuba n’okunyaga omukozi wa KCCA n’addusibwa mu ddwaaliro n’ebisago....