OMUSUUBUZI n’owa bodaboda bakubiddwa amasasi ne batwalibwa mu ddwaaliro nga bataawa omuserikale w’ekitongole ky’obwannannyini bw’abadde alwana n’ekibinja...
VINCENT Ssengendo omusubuuzi w’engatto agobeddwa mu katale ke Nakawa oluvanyuma lwa abadde mukama we okukizuula nti abadde amubba okumala ebbanga.
Minisita Beti Kamya yategeeza nti abakolera ku Namirembe Road bagenda kweyongera okukola obusuubuzi kubanga abantu bagenda kweyongerako obungi nga batambula...
GAVUMENTI ewadde ebiragiro ebigendereddwaamu okuggyawo embeera y’obunkenke eremesezza abasuubuzi abakolera ku bizimbe okuli ekya Qualicell ne Nabukeera...
MINISITA wa Kampala Beti Namisango Kamya awadde ekiragiro obutaddamu kukwata batembeeyi bakolera mu ppaaka za takisi ne bbaasi mu kibuga.
EKITONGOLE ekyassibwaayo okuyambako okukuuma ennyanja kiwadde KCCA mmotoka ssatu ezigaaya n’okuyoola kasasiro ziyambeko okutangira abadde akulukutira mu...
ENGUUDO ssatu ezimaze emyaka nga zikaabya bannakamapala KCCA ezikwasizza kkampuni ezizikola era omulimu gutandise. Enguudo zino kuliko olwa Kulambiro Ring...
LOODI Meeya Erias Lukwago agasimbaganye n’omugagga Mansoor Matovu (Yanga) mu lutalo lw’abapangisa olukyayinda ku bizimbe bya Qualicel ne Nabukeera e Nakivubo....
MEEYA wa Munisipaali y’e Kawempe Dr. Emmanuel Sserunjogi n’abakungu okuva e Mmengo batandise okukuhhaanya. Oluwalo lwabwe n’okunyikiza omwoyo gwa Buganda...
EBBALUWA y’abasawo eyanise poliisi ku basibe abaafiiridde mu kaduukulu ka poliisi ya Clock Tower mu kiro ekyakeesezza Olwokutaano lwa wiiki ewedde.