TOP

Ono ye kampala

KCCA eweze okunywa sigala mu Kampala

MINISITULE y’ebyobulamu ne KCCA baweze okunywa taaba oba sigala mu kifo kyonna mu Kampala. N’ebifo ebyali birekeddwa nti omuntu ayinza okwewogomamu n’akommonta...

KCCA efunye buwumbi okukola ppaaka enkadde...

ABAKOLERA mu ppaaka Enkadde bali mu kutya oluvannyuma lwa KCCA okubalaalika nga bw’egenda okutandika okuzimba ppaaka era ebasengule okutuusa nga ppaaka...

Obukooti obuwanvu bunyumira abawala abatonotono...

BWE weetegereza abawala naddala abagenda mu bifo ebikyakalirwamu naddala mu budde bw’ekiro, bangi tebakyagwa kwambala ekkooti empanvu ezimanyiddwa nga...

Abakozesa obubi enguudo baakuvunaanibwa -...

ENGUUDO 10 ezibadde zikolebwa KCCA ku ssente za Gavumenti eya wakati ziwedde, dayirekita wa Kampala, Jennifer Musisi Ssemakula n’alabula abazikozesa okwewala...

Eyakukulidde omulambo g'omwana mu kibookisi...

OMUKAZI atunda amawulire mu katale k'e Nakawa awonye okugajambulwa abasubuuzi mu Katale kano oluvannyuma lw’omwana we ow'emyezi ebiri gw'abadde yaakazaala...

KCCA ne poliisi bakutte 34 okukolera mu kifo...

ABASERIKALE ba KCCA nga bayambibwako poliisi bakutte abantu 34 abasangiddwa ku Good Shade olw’okukolera mu kifo mu bukyamu ssaako okwenyigira mu bumenyi...

Ssentebe ke yayise 'akalenzi' kamumezze n'enkoona...

Abadde ssentebe wa Kimwanyi zooni mu Katanga e Wandegeya, Hassan Wasswa Ssempala bwe yawulira nti Thomas Bagonza ow’emyaka 24, agenda kumuvuganya teyasooka...

KCCA ereese amateeka amakakali ku bazimba...

KCCA eyanjudde enteekateeka empya eri buli asuubira okuzimba ekizimbe mu Kampala naddala eky’obusuubuzi n’ekyusa kaadi kw’ebadde ekeberera abazimba oba...

Eyakwatiddwa ng’awamba omwana asindikiddwa...

OMUSAJJA eyasimattuka okuttibwa abatuuze b’e Kinnawattaka oluvannyuma lw’okumusuubiriza okwagala okuwamba omwana asimbiddwa mu kkooti e Nakawa n’asomerwa...

Poliisi ekutte emmundu ebadde ekozesebwa...

Poliisi kyaddaaki emaze n’ezuula emmundu ebadde akozesebwa okutigomya abatuuze b’e Nansana mu Wakiso.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM