Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 18-21 nga Musiraamu eyasomako waakiri n’akoma mu S6. Omuyonjo ate nga si muyaaye ate nga mwetegefu okufumbirwa n’okuzaala...
Ng'atya Katonda, alina eddiini kuba nze ndi Mulokole, akola, eyazimba, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi ng’ali wakati...
ABANOONYA :Brenda Nafula eyeepikira omuyimbi Chris Evans
Njagala omusajja ali wakati w’emyaka 30-60, akola, alina ku ssente kubanga nange siri bubi. Njagala nga muwanvu ate nga munene. Ateekwa okuba nga mwetegefu...
Nneetaaga alina ku ssente, akola, amanyi omukwano, afaayo, alina empisa ng’ali wakati w’emyaka 30 ne 35.
Nneetaaga mukyala ow’obuvunaanyizibwa, alina ettutumu, ow’ebbeeyi omusawo, omubaka wa palamenti, looya n'abalala. Njagala wa myaka 30 n’okweyongerayo....
Nneetaaga omwami okuva ku myaka 40 n’okweyongerayo, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi.
Nneetaaga omwami asobola okundabirira n'omwana wange, alina empisa, laavu, anaanfunira omulimu nga mwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi nga...
Noonya mukyala ananzaalira nga munene, omwesimbu, asobola okunyongerako ssente mu bizinensi yange ne nsobola okugaziwa nga wa myaka 20 ne 35.
Nneetaaga omukyala asobola okunyambako okutumbula ekitone kyange ng’alina empisa.