TOP

Abanoonya

Njagala aneeyanjula ewaffe

Gw’oyagala akubiite, alina kuba na bisaanyizo ki? Njagala mwami ali wakati w’emyaka 21 -30 ng’atya Katonda, mwetegefu okugenda ewaffe, okwekebeza omusaayi...

Nnoonya musajja Musiraamu

Oyagala mwami alina bisaanyizo ki? Njagala mwami Omusiraamu nga naye tayogera bwe tunafaanaganya embeera, alina omulimu nga talina mukazi mulala ng’alina...

Njagala atayogera nkubiraako, ggwe gwe nnoonya...

NZE Audrine Tushemerirwe 37. Ntunda dduuka e Masanafu era nazaalako. Nnoonya omwami ow’emyaka 45-70, eyazimba, asobola okundabirira ate nga mwetegefu okugenda...

Njagala omusajja alina empisa

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Omwami alina okuba nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, akola, alina empisa, asobola okugenda mu bakadde bange.

Omukazi alina ke yeekoledde nkubuzeewo?!...

Njagala mukyala alina ke yeekoledde, afaayo, sifuddeeyo oba alina abaana. Njagala alabika obulungi era nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Nnoonya omusajja omukkakkamu

Alina okuba ng'ali wakati w'emyaka 27-35,akola, alina eddiini, asobol a okundabirira, okwekebezaomusaayi, okugenda gye banzaalanga ss i mutamiivu ate nga...

Eyanoonyeza mu Bukedde atenda omukwano gwa...

EYALABIKIRA mu Banoonya ba Bukedde atenda mukwano bba gw’amulaga. Rukia Nassimbwa omutuuze w’e Mateete Ssembabule agamba nti okuva lwe yafuna omwami we...

Nsinga kwagala musajja Muzungu

Njagala musajja okusinga nga Muzungu, afaayo, ow’emyaka 24 n’okweyongerayo, alina eddiini, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’amanyi omukwano.

Nnoonya omusajja akola safaali

Oyagala musajja wa kika ki? Okusinga njagala musajja akola safaali, amanyi omukwano, alina empisa, afaayo, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati...

Nnoonya omwami anamponya ekiwuubaalo

Njagala mwaami waakukola naye bufumbo, afaayo, alina empisa, akola nga tagenda kunnemesa mirimu gyange. Njagala ali ow’emwaka 55 n’okweyongerayo nga takka...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM