TOP

Abanoonya

Nnoonya omusajja eyeevuga

Njagala musajja eyazimba, eyeevuga, ow’emyaka 22-30 nga Muganda, Mukatoliki, afaayo alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Njagala omusajja ow’obuvunaanyizibwa

Ow’obuvunaanyizibwa, ali wakati w’emyaka 40 ne 50, afaayo alina empisa, akola, amanyi laavu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okukola omukwano.

Njagala yazimba

Njagala omusajja ali wakati w’emyaka 45-50, alina empisa, eyazimba, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okumwanjula mu bakadde

Alina omulimu n’omukwano nkubirako

Njagala musajja alina omulimu, ali wakati w’emyaka 28 ne 31, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga tasussa baana babiri.

Alina omulimu n’omukwano nkubirako

Njagala musajja alina omulimu, ali wakati w’emyaka 28 ne 31, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga tasussa baana babiri.

Nnoonya omukazi atasussa baana 2

Oyagala mukazi alina bisaanyizo ki? Njagala alabika obulungi, akola, alina eddiini, amanyi omukwano nga tasussa baana babiri ng’ali wakati w’emyaka 30-35....

Omwetegefu okugenda mu bakadde bange nkubirako...

Oyagala musajja ali mu mbeera ki? Njagala musajja waabuvunanyizibwa, akola alina empisa, afaayo, atya Katonda, asobola okundabirira, okuva ku myaka 30-35...

Omusiraamu eyazimba nkubirako

Njagala musajja Omusiraamu, eyazimba, ow’empisa sifuddeyo oba alina abaana naye nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okunkuba kadaali kuba nange kye kimu...

Njagala omusajja alina ke yeekoledde

ηηenda kumukuuma nga musanyufu ekiseera kyonna ng’omukyala eyatuuzibwa.

Nnoonya omusajja eyazimba

Njagala musajja alina empisa, eyazimba, alina omulimu ogusobola okutubeezaawo n'abaana bange, ali wakati w’emyaka 30-35, alina eddiini nga si Musiraamu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM