RDC wa Buikwe, Jane Frances Kagaayi akangudde ku ddoboozi n'alabula abatuuze abagufudde omugano okuteeka ku bunkenke bayinvesita omuli okulwanyisa enteekateeka...
ABATUUZE mu kabuga k'e Kangwaje - Kinnyogoga mu disitulikiti y'e Nakaseke baguze ettaka ne bazimbira poliisi ekizimbe mw'eneekolera naye ne bategeezebwa...
PASITA Andrew Jjengo eyasikidde Augustine Yiga Abizzaayo alaze bw'agenda okuddukanya ebyobugagga bya kitaawe eyaziikiddwa ku Ssande. Jjengo 23, ye yazze...
EMIRANGA n'okwaziirana bibuutikidde abatuuze ku kyalo Buyaga ekisangibwa mu ggombolola y'e Busukuma mu disitulikiti y'e Wakiso, ssemaka ow'emyaka 52 bw'atunze...
OKWONGERA KU BUNGI BW'EBIKOLERWA WANO KUJJA KUTUBBULA Pulof Venansius Baryamureeba ye ssentebe w'olukiiko olufuzi olw'ettendekero lya Uganda Tech &...
ABANTU b’omu Buganda tebajjumbidde kuyingira poliisi okwefunira ku mirimu 5000 gavumenti gye yalanze ng’eyagala okuwandiika abaserikale abapya.
OMUKUNGU wa NRM asindikiddwa mu kkomera e Kitalya ku bigambibwa nti yabba ssente z’ekibiina obukadde 115.
Kisaka yagambye nti ne bwebanaaba bakozi ba KCCA baakubonerezebwa mu mbuga z'amateeka.
ABATUUZE baatidde, ab’emmundu bwe baazinzeeko amaka ga munnaabwe eyabadde yaakasenga ku kyalo ne bamuggya mu mmotoka ng’ali ku mpingu ne batandika okugaaza....
EYATWALA Gavumenti mu kkooti enkulu olw’okugaana okugezesa ku bantu eddagala lya kookolo ne sukaali lye yavumbula aleese obujulizi bw’abalwadde b’azze...