ABATUUZE bawuniikiridde abantu abateeberezebwa okubeera ababbi bwe basimudde entaana ezisoba mu 14 obuwanga ne bakuulita nabwo.
AKULIRA ebibiina by’obweggasi mu Disitulikiti y’e Mukono, Irene Musiime alabudde abatandikawo SACCO z’okwekulaakulanya okwewala obukumpanya mu ssente basobole...
SSENTEBE w’e Nsangi, Abdullah Kiyimba olukomyewo e Mecca n’akubiriza bakulembera okwenyigira mu byobulimi okwekulaakulanya.
SSAABASUMBA wa Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga awadde amagezi nti Uganda okuganyulwa mu kijaguzo ky’emyaka 50 bukya yeefuga ekigenda okukuzibwa omwaka...
Takisi eyabadde eva e Nateete yatomedde owa bodaboda mu maaso g’essomero lya Victorious P/s eyabaddeko n’alumizibwa.
Ministule y’ebyobulimi n’obulunzi ng’eyita mu kitongole ekirwanyisa ebiwuka mu magana yatandise kaweefube w’okujjanjaba ekirwadde kya Kipunpuli (Nagana)...
OMULAMUZI David Batema alabudde abasomye eby’amateeka okukolera ekitongole ekiramuzi n’obugumiikiriza baleme kupapa kugaggawala mangu kuba kiyinza okubasuula...
OMUKUNGAANYA wa Vision Group ow’oku ntikko omuli ne Bukedde, Barbra Kaija akuutidde abasomesa n’abazadde okugulira abayizi amawulire omuli akatabo k’abato...
Ebibiina by’abakyala ebitakabanira okusitula embeera n’omutindo gw’abakyala bitandiseewo enkola y’okumanyagana mwe bigenda okuyita okukung’anya ebirowoozo...
MMOTOKA ewabye n’eyingirira saluuni n’erumya abantu babiri n’okwonoona ebintu kyokka abantu ne beegugunga ne bagaana poliisi okuggyawo mmotoka nga tebasoose...