TOP

Aga wano na wali

Abawuliriza ba Bukedde baagala za SACCO

BAMMEMBA ba Bukedde Fans Club ab’e Mityana Kobuwambo mu Ggombolola y’e Busimbi baakyalidde omuwabuzi wa pulezidenti ku nsonga z’e Luweero Capt. Godfrey...

Basajjabalaba agenze mu kkooti

OMUGAGGA Hassan Basajjabalaba agenze mu kkooti enkulu ng’ayagala ewe ekiragiro ekiyimiriza omuntu yenna eyeekiika mu ntegeka za gavumenti okumuliyirira...

Poliisi eyodde 30 e Kagoma

ABANTU 30 baayooleddwa poliisi y’e Kagoma mu kikwekweto ekyakoleddwa mu Maganjo B oluvannyuma lwa batuuze okwemulugunya ku bubbi bw’okubamenyera amayumba....

Ab’e Kibiri batongozza ekibiina

MUNSENYOOLI Lawrence Kanyike ku Ssande yatongozza ekibiina Abakristu mu kigo ky’e Kibiri e Busaabala kye beekozeemu okuyambako mu kunoonya ssente ezinaakola...

Omwami wa Kabaka e Nakifuma atuuziddwa

OMWAMI wa Kabaka atwala eggombolola y’e Nakifuma, Angella Namugambe atuuziddwa mu ofiisi eno mu butongole.

RRU ekutte bana e Ntebe

ABAVUBUKA bana abagambibwa okubba mu wooteeri poliisi e Ntebe ebakutte ne baggulwako ogw’obubbi ku fayiro EBB/CRB/783/2011.

Badduukiridde abaana b’e NagguluIntervention...

ABAANA abakuumirwa mu maka g’abaana ababuliddwaako abaabwe n’abaggyiddwa ku nguudo, ekya Naggulu Reception Home baafunye obuyambi bw’engoye, engatto n’eby’okuzannyisa...

Pikipiki ebakwasizza

Poliisi y’e Nansana ekutte abasajja bana abagambibwa okwekobaana ne banyaga pikipiki ey’ekika kya Bajaj Boxer, nnamba UDM 444G okuva mu paakingi y’ebidduka...

Ab’e Namagunga bajaguzza emyaka 75

ESSOMERO lya St Theresa Primary School - Namagunga lyajaguzza okuweza emyaka 75.

Ab’e Namagunga bajaguzza emyaka 75

Essomero lya St Theresa Primary School - Namagunga lyajaguzza okuweza emyaka 75. Ku mukolo, baasonze n’ensimbi z’okumaliriza ekizimbe ekinene omunaatuuzibwanga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM