POLIISI okuva ku CPS ng’ekulembeddwamu omuduumizi waayo Norman Musinga yakoze ekikwekweto ne bakwata abantu musanvu okuli n’omuserikale wa RRU, ba kigatto...
ABATUUZE abakozesa oluguudo oluva e Rukungiri okudda e Kanungu luli mu mbeera mbi oluvannyuma lw’enkuba etonnya obutasalako ekivuddeko ettaka okubumbulukuka...
YUNIVASITE y’e Makerere efunye ekyuma eky’omulembe okukuba bbaluwa z’abayizi abamaze emisomo bakendeeze ku butitimbe bwa ssente obubadde busasulibwa mu...
POLIISI ekutte omusawo w’ekinnansi agambibwa okukaka omukazi akaboozi bwe yabadde agenze mu ssabo okufuuwa emmindi afune omusajja ow’okumuwasa.
DOKITA asinze okujjanjaba n’okubudaabuda abalwadde ba kkansa e Mulago, asiimiddwa ekibiina kya Rotary Club era n’aweebwa engule n’ekirabo kya 500,000/=....
SSAABALABIRIZI w’ekkanisa ya Uganda, era nga ye Cansala wa yunivasite y’Obukulisitaayo e Mukono, Henry Luke Orombi atikkidde abayizi 1,534 abaamalirizza...
EBINTU by'abayizi b'essomero lya King David High School e Lukaya bitokomose ekisulo kyabwe bwe kikute omuliro ne kisanaawo.
Abasajja babiri abagambibwa okuba ababbi ba bodaboda poliisi ebataasizza ku batuuze ababadde baagala okubookya
EKIBIINA kya Rotary Club eky’e Kalisizo mu Disitulikiti y’e Rakai kigabidde abatuuze b’e Katigondo mu Ggombolola y’e Kalungu ente enzungu ezibalirirwamu...
OMUSAJJA addukidde ku poliisi n’aloopa munne ng’amulumiriza okumusigulako omukazi n’okumukuba n’amubbako ssente.