Aba bodaboda e Mukono balonze abakulembeze baabwe obw’omwaka 2011-2012. Okulonda kuno kwabaddewo ku Lwokusatu mu bimuli bya Meeya e Mukono.
ABAYIZI b’ekibiina kya S.4 bagenze ku poliisi y’e Nansana mu Wakiso ne baloopa abakulira essomero lyabwe olw’okubagaana okukola ebigezo ebikomekkereza...
OMULABIRIZI w’e Namirembe, Rt. Rev. Wilberforce Kityo Luwalira agambye nti ekivuddeko omuze gw’obubbi okwesiba mu ggwanga be bantu ababba ebigezo nga...
ABAYIZI abaatandise ebigezo n’abo abasuliridde okubitandika basibiriddwa entanda obwongo n’ebirowoozo byabwe okubyesigamya ku Katonda yekka agaba amagezi....
EYALI Katikkiro wa Uganda Polof. Apollo Nsibambi (ku ddyo) asoomoozezza abayivu okuwandiika ebitabo n’okunoonyereza ebintu ebiyinza okukulaakulanya eggwanga....
ABASAJJA basatu nga basomesa ba pulayimale abagambibwa okujingirira ebiwandiiko ne batandika okubba banka, nga bakozesa amannya g’abantu abalala nga basabayo...
POLIISI ekutte abavubuka babiri okuli omukozi w’awaka abagambibwa nti bamenya enju z’abatuuze ne babbamu ebintu.
Okuzimba akatale k’e Wandegeya ak’omulembe kugenda kutandika oluvannyuma lw’omulimu gw’okumenya akakadde n’okwerula ekifo okuggwa nga kati kifuuse kyereerezi...
EYALIKO ssentebe wa Nangabo, Pastor Peter Cephus Kasozi (ku ddyo), afuuliddwa Bisopu mu nzikiriza y’ekirokole.
REV. Herbert Paul Kabanda Nyanzi akwanaganya ebyenjigiriza mu Bulabirizi bw’e Namirembe asabye abayizi abatandise ebibuuzo by’akamalirizo obutakoowa kukola...