Poliisi y’e Nansana ekutte abasajja bana abagambibwa okwekobaana ne banyaga pikipiki ey’ekika kya Bajaj Boxer, nnamba UDM 444G okuva mu paakingi y’ebidduka...
ESSOMERO lya St Theresa Primary School - Namagunga lyajaguzza okuweza emyaka 75.
Essomero lya St Theresa Primary School - Namagunga lyajaguzza okuweza emyaka 75. Ku mukolo, baasonze n’ensimbi z’okumaliriza ekizimbe ekinene omunaatuuzibwanga...
Akakiiko akaddukanya SACCO omwegattira abaserikale ku mitendera egy’enjawulo eya Wazalendo kaatuuse kunzikiriziganya ne Joseph Magandaazi Yiga owa kkampuni...
OMUBAKA wa Makindye East, John Ssimbwa alabudde abayizi ba S4 ne S6 abagenda okukola ebibuuzo okwerinda ebikemo ebiboolekedde omuli okuganzibwa ba sugadadi...
EYALOGA eyali Meeya wa Kampala, Nasser Ntege Sebaggala tannassa mbugo. Omulamuzi wa kkooti etaawulula enkaayana z’ebyobusuubuzi amugobezza omusango gwe...
OMUYIMBI Bebe Cool, biigi sayizi, bba wa Zuena n’amalala mangi (ng’amba amannya) ekivvulu kya ‘Minzaani’ akitandise na busiki mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo....
SSEBO ku kya Pulezido twagala ogatteko ekitiibwa ky’Obwassaalongo... Bwe batyo abamu ku bawagizi ba Bobi Wine abaamulindiridde ku luguudo okuva e Ntebe...
ABASAWO b’ekinnansi n’abasamize mu Disitulikirti y’e Kiboga balabuddwa bakomye okukolagana n’abazigu abatwala emmundu mu masabo gaabwe nga bamaze okukola...
SSENTEBE wa disitulikiti y’e Wakiso Matia Lwanga Bwanika (ku ddyo) alagidde abakozi ba gavumenti okuva mu bizinensi y’okwegabanya emidaala mu butale babulekere...