AKULIRA okuteekerateekera ekibuga Kampala, George Agaba alagidde aba kkampuni ya Stiring Uganda Ltd, okuziika omwala gwe babadde basima nga bakola oluguudo...
ABAFAMIRE eyafiiridde mu kabenje mu Mabira babasabidde mu kkanisa ya All Saints e Nakasero mu kwazirana.
COL. Kiiza Besigye agambye nti eky’omumyuka wa ssentebe wa NRM mu buvanjuba Capt. Mike Mukula okuvaayo n’atandika okulwanirira ekkomo ku bisanja bya Pulezidenti...
Abantu abalina obulwadde bwa siriimu nga bajjanjabirwa mu ddwaaliro ekkulu ery’e Masaka basattira olw’ekyuma ekikebera obutoffaali okusinziirwa omulwadde...
POLIISI ya Owino ekoze ekikwekweto n’eyoola abavubuka 30 abagambibwa okutigomya abantu mu katale ka Owino, mu Kisenyi n’ebitundu ebyetoolodde Kampala....
POLIISI mu disitulikiti y’e Kayunga eriko embuzi munaana ezigambibwa okuba enzibe ze yakwatidde mu takisi mu kitoogo ky’e Katenga.
BISHOP Patrick Makumbi bimwonoonekedde bw’awawaabiddwa mu kkooti lwa kwewola doola 51,000 mu za wano 188,700,000/- n’atazisasula.