TOP

Aga wiiki

Baza sizoni ofune ssente mu buli ky’otunda...

Nze natandika okutegeka engoye za bakasitoma ku ntandikwa y’omwezi guno kuba nkimanyi kye kiseera abantu mwe bakolera emikolo. Ng’omwaka tegunnaggwaako....

Akwanira abawala ku Facebook n'ababbako amasimu...

POLIISI mu Kampala ekutte omusajja akwana abawala ng’ayita ku mukutu gwa Face Book n’abasuubiza okubafunira emirimu kyokka n’akomekkereza ng’ababbyeko...

Nalekawo okubala ebitabo kati nnunda bya...

Okulunda ebyennyanja mulimu ogusobola okuvaamu ensimbi kasita oguyiga obulungi, okuguwa obudde n’okusalawo nti ogwo gwe mulimu gwo omanya obiwangudde....

' Nze natta mukama wange'

POLIISI e ekutte omuvubuka agambibwa okutta mukamaawe mu maka ge Najjanankumbi.

Abaali bamalaaya ne babuvaamu boogedde: 'Omusajja...

Bangi bwe balowooza ku basajja abagula bamalaaya balowooza nti babagula kwesanyusa naye okimanyi nti waliwo ababagula okubakolerako ebyawongo n’okubakozesa...

Bakansala ba KCCA abagenda e Kankwanzi basattizza...

MINISITA wa Kampala Beti Olive Kamya awandiikidde dayirekita wa Kampala Jennipher Musisi ebbaluwa n’amusaba ategeke ensako bakansala gye bagenda okusasulwa...

Emisono gya Kylie Kardashian ginkolera

ABAWALA ennaku zino bettanidde okwambala emisono gya Kylie Kardashian ng’ono y’asembayo obuto mu famire ya Bakardashian emanyidwa ennyo .

Poliisi ezudde amasimu agabbibwa 161 ku Cooper...

POLIISI ezinzeeko ekizimbe kya Cooper Complex mu Kampala n’ekwata abavubuka 15 n’okuzuula amasimu ag’ebbeeyi agabbibwa 161 nga bagatundira ku bbeeyi ya...

Lukwago yeesowoddeyo okutabaganya Musisi...

LOODI Meeya Erias Lukwago avuddeyo ku butakkaanya obuliwo wakati wa dayirekita wa Kampala Jennifer Musisi Ssemakula ne minisita Beti Kamya n’agamba nti...

Poliisi bagitwala mu kkooti

OMUYIZI Muzafaru Kamakya mu Good Times SSS, Masajja eyakutuddwaako ekibatu akakebe ka ttiya ggaasi e Makindye, bazadde be bagenda mu kkooti kuvunaana Gavumenti...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM