TOP

Ono ye kampala

Obuyinza bwa Loodi Meeya bwakwongera okukendeezebwa...

PULEZIDENTI Museveni alagidde ababaka ba NRM obutapapira kuyisa nnongoosereza mu tteeka erifuga Kampala, wabula basooke kulyetegereza bakakase nti ligenda...

Jennifer Musisi agudde mu bintu: Ateebye...

JENNIFER Musisi Ssemakula eyali Dayirekita wa KCCA, ateebye omulimu mu Amerika gwa bukadde 185 buli mwezi.

Abagagga bagabanye olutobazzi e namuwongo...

AKOLA nga dayirekita wa Kampala Ying. Andrew Kitaka asabye minisita Chris Baryomunsi, Gavumenti eyanguye entegeka y’okusazaamu ebyapa bye yagaba mu bifo...

Lukwago awandiikidde Ochola ng'ayagala akyuse...

Lukwago awandiikidde Ochola amukyusize akulira eby’okwerinda mu KCCA

Eyanyukudde essimu mu jjaamu ku Shoprite...

POLIISI erondodde n’ekwata omuvubuka ali mu kibinja ekibinja ky'abanyakula amasimu mu jjaamu mu Kampala n'agatunda.

Buubuno obuwaayiro obuli mu ndagaano ya KCCA...

ENDAGAANO KCCA gye yakola ne kkampuni ya Nabugabo Joint Venture Ltd ebadde egulumbya abasuubuzi b’omu Kampala wakati omutwe yiino.

Mmengo esiimye Musisi

Ab’ekitongole kya Kabaka ekivunaanyizibwa ku ttaka ekya Buganda Land Board, basiibudde abadde dayirekita wa Kampala, Jennifer Musisi ne bamusiima olw’okusiga...

Jennifer Musisi alaze ky’agenda okuzzaako...

JENNIFER Musisi nga tannagenda ku siteegi kubiibya ku kabaga akamusiibula, baasoose kumubuuza nti, “Dayirekita ogenda, naye ani gw’olese owanzeeko eddusu...

Poliisi ekubye amasasi ne ttiyaggaasi okugumbulula...

POLIISI y’e Nansana ekedde kukuba masasi mu bbanga n’omukka ogubalagala okugumbulula abasubuuzi ababadde bakolera ku mabbali g’oluguddo oluva e Nansana...

Musisi asiibudde Erias Lukwago

DAYIREKITA wa Kampala Jennifer Musisi Ssemakula asiibudde Loodi meeya Erias Lukwago n’amukakasa nti buli lipooti gy’abadde amwagalamu omumyuka we Samuel...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM