TOP

Aga wiiki

Fiizi nzikoze mu misubbaawa na bitabo

Ebbula lya fiizi naligaana okunnemesa okusomerera obwayinginiya bwe nali njagala

Ssente ze nkoze mu bulambuzi tezinjuliriza...

Okutambula kulaba okudda kunyumya wabula John Ssempebwa yasalawo okukoppa n'okussa mu nkola bizinensi kati emuyimirizzaawo ey'okufuula amaka ge ekifo eky'obulambuzi...

Yiika ya meroni ekuwa obukadde 4 mu nnaku...

Eky’enjawulo ekiri ku nnimiro yange, meroni nzisimba mu mi­tendera egy’enjawulo nga zibeera zitandika okumulisa ne nsimba endala kino kinnyamba obutag­gwebwako...

Komya okukaaba akatale okozese yintaneeti...

Emisolo, ssente z'obupangisa n'okwonoona ebiseera oba okusikaasikanya bakasitoma nga ssente zikubuze byonna biwone ng'okozesa yintaneeti okutunda ebyamaguzi...

Engeri gy'ofumba omunaanansi ogunaakugobako...

Omunaanansi gwe nfuba gwa 35,000/- naye nfunamu 75,000/- ne nfissaako 40,000/- buli lunaku ekinkuumidde ku mulimu.

Ssente z’emmere 20,000/- ze natandisa bizinensi...

Okukola n'okulaakulana tekyetaagisa bukadde bwa ssente kuba nze natandisa 20,000/- okusiika capati, naye kati omwezi nfissa 800,000/-.

Abatunda engatto balaajaniddeGavt. ku basuubuzi...

EBIBIINA by'abasuubuzi b'engatto mu ggwanga biraajanidde gavumenti okuyingira mu nsonga za bakasitoma baabwe Abanyarwanda abatakyakkirizibwa kubasuubulako...

Engeri gy’otetenkanya okuzimba enju nga bw’otunda...

BULI lw’okola omulimu omulungi ate ne gunyirira ofuna bakasitoma bangi abakweyunira. Emu ku bizinensi ezivaamu ensimbi ye y’okuzimba ennyumba nga bw’ozitunda...

Okugenda kwange tekujja kukosa nkola ya mirimu...

Dayirekita wa KCCA Jennifer Musisi ategeezezza nti wadde yataddemu ebbaluwa y'okulekulira naye ekibuga alese akisimidde omusingi mugumu ne bw’anaaba taliiwo...

Beti Kamya alabudde abatembeeyi: 'Temweyibaala...

MINISITA wa Kampala Betty Namisango Kamya alabudde abatembeeyi obutakemebwa kuzza byamaguzi byabwe ku nguudo kwe baagobebwa edda.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM