TOP

Aga wiiki

Budaaki eyongedde ssente mu Harvest Money...

OMUBAKA wa Budaaki mu Uganda atadde omukono ku kiwandiiko eky’enkolagana ne kkampuni ya Vision Group etwala ne Bukedde okwongera okussa ssente mu mwoleso...

Lukwago agasimbaganye n’omugagga Yanga

LOODI Meeya Erias Lukwago agasimbaganye n’omugagga Mansoor Matovu (Yanga) mu lutalo lw’abapangisa olukyayinda ku bizimbe bya Qualicel ne Nabukeera e Nakivubo....

Okwokya ebyuma sikwevuma kuba mwe nfuna ssente...

Abansekerera okukola omulimu oguddugaza sibafaako nze nneekolera ssente

Abavubi b'e Nkombe -Buikwe batabukidde ababaka...

Abavubi batabukidde ababaka baabwe abataddayo kubategeeza nsonga zibaluma eziteesebwako mu Palamneti ng'ate tebakkaanya nazo.

Lima ebitungotungo ofune ssente

Engeri gy'oyongera omutindo ku bitungotungo n'ofuna ssente

Ab’e Kawempe batandise okusonda ez’Oluwalo...

MEEYA wa Munisipaali y’e Kawempe Dr. Emmanuel Sserunjogi n’abakungu okuva e Mmengo batandise okukuhhaanya. Oluwalo lwabwe n’okunyikiza omwoyo gwa Buganda...

Ebbaluwa y’omusawo eyanise poliisi ku nfa...

EBBALUWA y’abasawo eyanise poliisi ku basibe abaafiiridde mu kaduukulu ka poliisi ya Clock Tower mu kiro ekyakeesezza Olwokutaano lwa wiiki ewedde.

Aba KCCA baanirizza Town Clerk omuggya

ABAKOZI ba KCCA mu Kampala Central baanirizza Town Clerk omupya mu kusaba okwabadde ku kitebe kya munisipaali eno, ku William Street mu Kampala ku Lwokuna...

Meeya Balimwezo alabudde abasajja

MEEYA wa munisipaali y’e Nakawa, Ronald Balimwezo alabudde abasajja abavvoola ekitiibwa ky’abakyala nga babakozesa okwesanyusa naddala mu bbaala.

Disitulikiti nnya ziggyiddwaako kalantiini...

DISITULIKITI nnya ku 57 ziggyiddwaako kalantiini y’okutambuza ensolo naddala ente oluvannyuma lw’okukakasibwa nti tezikyalimu kirwadde kya Kalusu ekisumbuye...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM