Abantu batawaanyizibwa endwadde nnyingi olw'endya embi. Wabula abantu abafuna ebika by'emmere eby'enjawulo tebatera kulumbibwa ndwadde kuba emibiri gyabwe...
ABANTU bangi abapangisa amayumba ag’okusulamu embeera y’obulwadde bwa Corona ebaleetedde okukyusa mu nteekateeka zaabwe. Olw’engeri ssente gye zongedde...
DAPHINE Kateregga 25, ow’e Kitende akola gwa kuyooyoota nsusu kw’agatta n’okufumba emmere. Y’omu ku bawala b’omu Kampala abafaayo okwerabirira mu mbeera...
SHANITA Nalika y’omu ku bawala abatambula n’omulembere. Yayogedde ne JOANITA NANGONZI n’amubuulira ebintu eby’enjawulo by’akola n’alabika bulungi.
OMUSONO gwa wiivu ne wiigi eza langi gukutte bangi omubabiro. Gye buvuddeko, zaasibwanga bassereebu bokka era ng’abakulaba ng’osibye enviiri eza langi...
REMMY Nayiga 22, ow’e Makindye nga muyimbi muto ate nga mufumbi wa keeki y’omu ku bawala gwe basinga okugeya mu kitundu olwendabika ye n’okwemanya obulungi....
OMUNTU bw’annyuka emirimu gy’olunaku yandyagadde okuwummulira mu kifo ekisirifu obulungi asobole okuwummuza obwongo. Ekyennaku kino si bwe kiri mu bitundu...
Amanyi engeri y’okutobeka engoye n’ebintu ebirala byazambalirako n’awooma. Yayogedde ne LAWRENCE MUKASA n’amunnyonnyola ebintu eby’enjawulo ebimuyamba...
NDI muwala mutono era muddugavu. Neesiiga meekaapu agendera ku lususu lwange.
OMUKYALA bw’agenda akula, olususu olwetoolodde amaaso oluusi luzigama, afuna enkanyana ne wansi w’amaaso okuzimba (eye bugs) n’atalabika bulungi. Era abakyala...