SHANITA Nalika y’omu ku bawala abatambula n’omulembere. Yayogedde ne JOANITA NANGONZI n’amubuulira ebintu eby’enjawulo by’akola n’alabika bulungi.
OMUSONO gwa wiivu ne wiigi eza langi gukutte bangi omubabiro. Gye buvuddeko, zaasibwanga bassereebu bokka era ng’abakulaba ng’osibye enviiri eza langi...
REMMY Nayiga 22, ow’e Makindye nga muyimbi muto ate nga mufumbi wa keeki y’omu ku bawala gwe basinga okugeya mu kitundu olwendabika ye n’okwemanya obulungi....
OMUNTU bw’annyuka emirimu gy’olunaku yandyagadde okuwummulira mu kifo ekisirifu obulungi asobole okuwummuza obwongo. Ekyennaku kino si bwe kiri mu bitundu...
Amanyi engeri y’okutobeka engoye n’ebintu ebirala byazambalirako n’awooma. Yayogedde ne LAWRENCE MUKASA n’amunnyonnyola ebintu eby’enjawulo ebimuyamba...
NDI muwala mutono era muddugavu. Neesiiga meekaapu agendera ku lususu lwange.
OMUKYALA bw’agenda akula, olususu olwetoolodde amaaso oluusi luzigama, afuna enkanyana ne wansi w’amaaso okuzimba (eye bugs) n’atalabika bulungi. Era abakyala...
BULI muntu awulira bulungi ng’ayambadde olugoye, engatto oba okukwata ensawo nga buli akulabako atendereza nga bw’olabise obulungi, era olunaku olwo lukunyumira...
ABAWALA bangi babeera ne ssente ezisobola okwambala ne banyuma kyokka ng’ekizibu kye balina kufuna kituufu kye balina okwambala. Kino si bwe kiri ku Tianah...
OMWAKA 2019 gwakatandika era abantu bali mu kaweefube okutuukiriza ebirooto byabwe omuli okugula poloti, okuzimba n’abamu okumaliriza ennyumba zaabwe bayingire....